TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Vipers erinze kudda Wakiso Giants mu biwundu

Vipers erinze kudda Wakiso Giants mu biwundu

Added 4th November 2019

Wakiso Giants yaakakubwa emipiira 6 sizoni eno ng'enkya yeetaaga buwanguzi eweze wiini 5 okuva mu mipiira 12.

 Abazannyi ba Vipers nga bajaganya.

Abazannyi ba Vipers nga bajaganya.

Vipers - Wakiso Giants, St Mary's Stadium 10:00

Police FC - URA FC, FUFA Technical Njeru 10:30

Kyetume FC - Busoga United FC, Bombo Barracks Ground 10:30

Onduparaka FC - BUL FC, Green Light Stadium 10:30

Express FC - Maroons FC, FUFA Technical Njeru 7:00

BATABANI ba Edward Golala aba Vipers FC bakomawo mu nsiike nga battunka ne Wakiso Giants ekyanyiga ebiwundu oluvannyuma lw'okukubwa Express (3-0) ekyawalirizza n'okugobya omutendesi Kefa Kisaala.

Mu kaseera kano ttiimu etendekebwa eyaliko ssita wa SC Villa, Steven Bengo ng'era guno gwe mupiira gwe gw'agenda okusooka okubeera mitambo. Attunka ne Vipers eri ku ffoomu.

Bukya sizoni eno etandika Vipers tennakubwamu mupiira gwonna okujjako okukola amaliri (3) n'okuwangula emirundi munaana. Kyokka Wakiso ku mipiira 11, yaakakubwamu emirundi (6), wiini (4) n'amaliri ga mulundi gumu. Bakwata kyakumi n'obubonero 13.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nagirinya eyattibwa

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Katikkiro, Charles Peter Mayiga ng’aliko by’ayogera ne Emmanuel Katongole mu kusabira Kitaka e Lubaga.

Kabaka atenderezza emirimu ...

SSAABASAJJA Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi atenderezza emirimu egikoleddwa Francis Xavier Kitaka eyafa...

Kyagulanyi ne Kibalama lwe baatongoza ekibiina kya NUP.

Bwino omulala ayiise ku bya...

BWINO omulala ayiise ng’abaali bakulira ekibiina kya NUP okuli eyali Pulezidenti waakyo, Moses Nkonge Kibalama...

Bambega ba poliisi bazizza Nuwashaba e Masaka gye yasaliddeko omwana Kyamagero omutwe.

Ssenga Meran Namatovu akwat...

EKITONGOLE ky'amagye ekikessi kikutte omukazi ateeberezebwa okupangisa omuvubuka eyasazeeko omwana omutwe n'agutwala...