TOP

Cranes eraze eryanyi mu za Regional Tour

Added 10th November 2019

Cranes eraze eryanyi mu za Regional Tour

Bya Fred Kisekka

Uganda Cranes Regional Tours 2019,

Cranes 4-0 North East Region Select.

Cranes ekomeredde ttiimu ya North East Region Select 4-0 mu mpaka za ‘Uganda Cranes Nile Special regional tours' ezakazibwako erya ‘Namutima'.

Omupiira guno guzannyiddwa ku kisaawe kya Katakwi Primary Scholl play Grounds mu disitulikiti ya Katakwi nga gwetabiddwaako nnamungi w'abawagizi.

Ggoolo za Cranes zatebeddwa Mustafa Kizza, Fahad Bayo Joachim Ojeera ne Hassan Ssenyonjo.

Omutendesi wa Cranes omuzungu Johnny Mckinstry olufunye obuwanguzi buno n'abukula nti kati azzaako kumegga Burkina Faso Uganda gy'ezannya wiiki egya nga November 13 mu zisunsula abagenda okwetaba mu Afcon wa 2021.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabaka tebagenda kumukongoj...

KABAKA Mutebi II si wakukongojjebwa ng’Obuganda bukuza amatikkira ge ag’omulundi ogwa 27 olw’okutya okusasanya...

Ow'emifumbi eyagobeddwa mu ...

OMUZANNYI w’emifumbi Geoffrey Lubega eyagobeddwa mu nyumba olw’okulemererwa okusasula ensimbi z’obupangisa adduukiriddwa....

Empaka za FEASSSA zisaziddw...

OMUKISA gwa Uganda okulwanirira okweddiza ekikopo ky’emizannyo gy’amasomero ga ssiniya ag’obuvanjuba bw’Afrika...

Nankabirwa ng'asanyusa bato banne

Omuyimbi muzibe asaba kuvuj...

BYA SOPHIE NALULE Angel Nankabirwa ow'emyaka 12 bw'omuwulira ng'ayimba ku muzindaalo odduka mbiro otere esange...

Kabineeti eteesezza okuggul...

KABINEETI eggulo yateesezza ku kuggulawo akeedi n’ebirina okussibwa mu nkola nga ziggulwawo.