TOP

Ronaldo ne Sarri batabuse

Added 12th November 2019

Wazzeewo obutakwatagana wakati wa Cristiano Ronaldo n’omutendesi wa Juventus, Maurizio Sarri.

Entabwe eva ku Sarri okukola sabusityuti ku Ronaldo mu mipiira 2 egiddiring'ana. Nga bawangula AC Milan (1-0) ku Ssande, Ronaldo yaggyiddwaamu n'asikirwa Paolo Dybala era yagenze butereevu mu kasenge mu kifo ky'okutuula ku bbenci ng'empisa bw'eri.

Nga bazannya Lokomotiv Moscow mu Champions League ku Lwokubiri, Ronaldo era yaggyibwa mu kisaawe, wabula Sarri n'ategeeza nti amwewaza kufuna buvune obwandimusubizza ensiike ya AC Milan.

Abantu balinze okulaba oba Sarri anaabonereza Ronaldo olw'obutassa kitiibwa mu banne abagumira okutuula ku katebe. Bangi baawagidde Sarri nti Ronaldo yabadde ‘mufu' ate nga Dybala ye yateebye ggoolo ey'obuwanguzi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssebaggala omu ku battiddwa

Abasudan ab'emmundu bawamby...

AKABINJA ka bannansi ba South Sudan ababagalidde emmundu bawambye Bannayuganda abavuga loole ezitwalayo amatooke,...

Ab'amasomero g'obwannannyin...

ABAKULIRA amasomero g’obwanannyini bateegezezza nga bwebetegese okuddamu okusomesa abaana.

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...