TOP
  • Home
  • Akadirisa
  • Capello ajereze Ronaldo: 'Mu myaka 3 simulabyeko bw'asala muzibizi yenna'

Capello ajereze Ronaldo: 'Mu myaka 3 simulabyeko bw'asala muzibizi yenna'

Added 12th November 2019

Eyaliko omutendesi wa Juventus Real Madrid ne Bungereza, Fabio Capello alumbye Cristiano okuba omwavu w’empisa.

 Fabio Capello

Fabio Capello

Kino kiddiridde Ronaldo okukolwako sabusityuti nga Juventus ewangula AC Milan (1-0) ku Ssande n'anyiiga n'agenda butereevu mu kasenge mu kifo ky'okutuula ne banne ku katebe.

Capello yagambye nti, "Ronaldo ssita wa nsi yonna naye yabadde azannya bubi era tali ku ffoomu. Mu myaka 3 simulabyeko bw'asala muzibizi yenna."

Yayongeddeko nti ekiraga nti omutendesi Maurizio Sarri amanyi by'akola, kwe kubeera nga Paulo Dybala gwe yaleese mu kya Ronaldo, ye yateebye ggoolo ey'obuwanguzi

Sheema Woman Member of Parliament Jacklet Atuhaire has been dragged to the Chief Magistrates’ Court at Kajjansi in Wakiso district over failure to clear a balance of her child’s tuition fees amounting to sh8.5m. Through their lawyers, Galaxy International School says Atuhaire defaulted on her payment obligations to the school. The school is, therefore, seeking orders directing the MP to pay the said amount. Court documents indicate that during the 2014/2015 academic year, the MP enrolled her child at the school. However, according to the school’s terms and conditions

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...

Bazzukulu b’omugenzi Bangirana ne bakadde baabwe nga bassa ekimuli ku ssaanduuke y’omugenzi. Mu katono ye mugenzi Bangirana.

Eyawangudde mu kamyufu e Bu...

CANON Alfred Bangirana 71, eyawangudde okukwata bendera ya NRM ku bwassentebe bwa disitulikiti y’e Bushenyi yasangiddwa...

Nantale ne Batulumaayo

Ow'emyaka 77 alumirizza muk...

MUSAJJAMUKULU ow’emyaaka 77, omutuuze ku kyalo Kyambizzi ekisangibwa e Mwererwe-Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso...