TOP
  • Home
  • Akadirisa
  • Abazannyi ba Arsenal baboola Aubumeyang ku kya kapiteeni

Abazannyi ba Arsenal baboola Aubumeyang ku kya kapiteeni

Added 12th November 2019

Agava mu Arsenal galaga nti abazannyi abamu si basanyufu na kyakoleddwa mutendesi Unai Emery okulonda Aubameyang ku bwakapiteeni.

 Unai Emery ne Aubameyang

Unai Emery ne Aubameyang

Bagamba nti Aubameyang asiiba nnyo ku mikutu gy'abawagizi ba Arsenal abavuma n'okuvvoola abazannyi n'abamu ku bakungu ba ttiimu nga bayita ku AFTV (Arsenal Fans TV).

Omukutu guno gwe gusinga okulumba boodi ya Arsenal awatali kutaliza na Stan Kroenke, asinzaamu emigabo.

Aubameyang yasikidde Granit Xhaka, eyawemula abawagizi oluvannyuma lw'okumung'oola nga bamukozeeko sabusityuti mu mupiira gwe baalemagana ne Crystal Palace (2-2).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Matia Lubega eyabula ku bakadde be

Eyabula kati emyezi ebiri y...

Omwana eyabula kati emyezi ebiri nga n'okutuusa kati tannamanyikako mayitire yeeraliikirizza bazadde be nga bagamba...

Omuwala atuuyanidde mu ofii...

OMUWALA agambibwa okubba ensimbi emitwalo 290,000/= ku muvubuka yakiguddeko omuvubuka bwe yamuguddeko mu Kampala...

Ensi kuyiiya: Wuuno nnamuka...

ABAVUBUKA bangi banyooma emirimu olwo ne badda mu kwekubagiza nga bwebatalina mirimu n’obwavu obubalemesa okubaako...

Ensi ekalubye omukazi ow'em...

Nansubuga agamba ku myaka 75 asoboola okwetuusaako buli kimu.

Dr. Diana Atwine n'abakulu abalala nga balambula eddwaaliro

Dr. Atwine alagidde eddwali...

MINISITULE y'ebyobulamu ekkirizza eddwaliro ly'e Kayunga erimaze emyaka ebiri nga liddaabirizibwa litandike okujjanjaba...