TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • Mbappe yandiryawo Neymar ng'omuzannyi asinga ebbeeyi mu nsi yonna

Mbappe yandiryawo Neymar ng'omuzannyi asinga ebbeeyi mu nsi yonna

Added 13th November 2019

KYLIAN Mbappe yandiryawo Neymar ng’omuzannyi asinga ebbeeyi mu nsi yonna.

 Mbappe

Mbappe

Kigambibwa nti Real Madrid etegeka okumugula pawundi obukadde 340 okuva mu PSG eya Bufalansa mu June w'omwaka ogujja.

Omutendesi wa Real, Zinedine Zidane aludde ng'ayagala Mufalansa munne ono nti y'asobola okuzza ttiimu engulu era pulezidenti wa Real, Florentino Perez yakkirizza okuzimuwa.

Neymar y'alina likodi y'okugulwa ssente ennyingi, PSG bwe yasasula pawundi obukadde 198 okumuggya mu Barcelona

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

UNEB ewadde abayizi wiiki 5...

MINISITULE y’ebyenjigiriza ewadde abazadde n’abayizi omwezi gumu okusasula ssente z’ebigezo n’okwewandiisa okukola...

Trump ne Biden

Omugagga asasulidde abasibe...

OMUSAJJA bifeekeera, omu ku basinga obugagga mu Amerika akutte doola obukadde 16 n’asasulira abasibe 32,000 engassi...

Abawagizi ba Rukutana nga bajaganya

Engeri ebya Rukutana gye bi...

EBY’OBULULU bw’e Rushenyi bikyuse minisita Mwesigwa Rukutana bw’alangiddwa ng’eyawangudde akalulu k’essaza lino...

Omuyimbi Pia Pounds yeekokk...

Sheilah Gashumba kirabika kati ye yeekwatiramu mu kukuba ebifaananyi

Malokwezza ne mukazi nga bajaganya

Tofiri Malokweza (92): Ayog...

Bw’OLABA omuntu ow’emyaka 92 tolemwa kutendereza Katonda ate ng’eno bwe weebuuza ekyama kye ekimusobozesezza okuwangaala....