TOP
  • Home
  • Akadirisa
  • Lampard atadde amateeka amakakali ku bazannyi be

Lampard atadde amateeka amakakali ku bazannyi be

Added 13th November 2019

Amateeka omutendesi Lampard g’atadde ku bazannyi ba Chelsea, singa yali mu kiraabu ya Uganda, singa talina muzannyi.

Omuzannyi wa Chelsea yenna atuuka ekikeerezi atanzibwa. Akeerewa mu kutendekebwa (pawundi 20,000), okulinnya bbaasi nga bagenda ku mupiira (pawundi 2,500), ggiimu (pawundi 1000), atayambala yunifoomu ntuufu ey'olunaku (pawundi 1,000), okutuuka ku ddwaaliro oba okulaba omusawo (pawundi 25,000), alwawo okuloopa obuvune (pawundi 20,000), essimu okuvuga nga balya oba ng'ayogera (pawundi 500) n'endala nnyingi.

Omutango gwonna gulina kusasulwa obutasukka nnaku 14.

Buli akyaza omugenyi alina okusooka okumutegeeza ng'ebula essaawa 24 batuuke.

Chelsea eri mu kyakusatu mu Premier ku bubonero 26 mu mipiira 12. Liverpool y'ekulembedde ku bubonero 34.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu