TOP

Mignolet tajulirira kwabulira Liverpool

Added 18th November 2019

Ggoolokipa Simon Mignolet agambye nti teyejjusa kuva mu Liverpool kakibe nti esemberedde okuwangula ekikopo kya Premier.

Yategeezezza nti ekyamusazaawo okugenda mu Club Brugge ey'e Belgium gy'azaalwa kwe kuba nti yali talabawo mukisa gwonna gudda mu miti gya Liverpool kibanga omutendesi Jurgen Klopp amatira nnyo Allison Becker.

"Okubeera mu Club Brugge nga nnamba emu kisingira wala okubeera ku katebe mu Liverpool. Okubeera kyampiyoni wa Bungereza ne Bulaaya kigasa ki nga mbugumya katebe? Nfundako ttiimu enjabayaba nga nnina omugaso gy'eri," Mignolet bwe yatadde akaka.

Club Brugge yagula Mignolet pawundi obukadde 6.4 mu August era nga y'omu ku bali ku mutindo. Agikwatidde emipiira 12 mw'ateebeddwa ggoolo 5 zokka ng'emipiira 8 tateebeddwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....