TOP
  • Home
  • Akadirisa
  • Eyali ssita wa Chelsea talaba ngeri Mourinho gy'ayinza kutendeka Arsenal

Eyali ssita wa Chelsea talaba ngeri Mourinho gy'ayinza kutendeka Arsenal

Added 18th November 2019

Glen Johnson, eyazannyirako Chelsea ng’eri wansi wa Jose Mourinho, agambye nti talabawo mukisa gwonna mutendesi ono w’afunira mulimu gwa Arsenal.

Kigambibwa nti Mourinho akukuta n'abakungu ba Arsenal abaagala asikire Unai Emery singa ttiimu emulema okutwala mu Champions League sizoni ejja.

Johnson, eyali mu Chelsea wakati wa 2003-07 yategeezezza olupapula Daily Express nti, "Jose si ye muntu gwe nsuubira apapirira okufuna omulimu oguliko puleesa. Talina mulimu kati naye tayinza kumala gakkiriza kugenda mu ttiimu eyuuga. Ajja kulinda afune kiraabu etebenkedde mw'anaakolera ebintu byonna by'ayagala."

Mourinho yatendeka ku Johnson mu Chelsea wakati wa 2004-06 ne bawangula Premier 2.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaasomerako e Kako nga bawaayo ebintu

Abaasomerako e Kako bawadde...

ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero...

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...