TOP

Messi azzeemu okusiiwuuka empisa

Added 18th November 2019

OLUVANNYUMA lw’okumalako ekibonero ky’emipiira ebiri nga tazannyira mu ttiimu y’eggwanga eya Argentina, Lionel Messi yakomyewo na maanyi bwe yateebye ggoolo yokka kwe baawangulidde ‘baggya baabwe’ aba Brazil mu gw’omukwano ku Lwomukaaga.

 Messi

Messi

Omupiira guno ogwabadde e Saudi Arabia, Messi era yasiiwuukiddemu empisa bwe yagugulanye n'omutendesi wa Brazil, Tite n'amusaba abunire ng'akozesa akabonero k'engalo.

Tite yakkirizza bwe baasoowaganye ne Messi n'atangaaza nti yabadde agamba ku ddiifiri aleme kubeera mu ‘ngatto' za Messi.

Kapiteeni wa Brazil, Thiago Silva yalumbye Messi olwa kye yayise okulengezza omutendesi waabwe n'agattako nti, "Messi yalekeredde okuzannya omupiira ne yeefuula ddiifiri waagwo".

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...