TOP

Villa ekaabirizza Onduparaka omwayo

Added 18th November 2019

Ggoolo ya Emma Kalyowa mu ddakiika eyookutaano, Faizol Muwawu (14) ne Fahad Bardiro (91), ze ziyambye Villa okuwangula ne ggoolo 3-1

 Enock Kibumba ng'awese Emma Kalyowa eyateebedde SC Villa emu ku ggoolo 3.

Enock Kibumba ng'awese Emma Kalyowa eyateebedde SC Villa emu ku ggoolo 3.

Onduparaka 1-3 SC Villa

Wadde ng'abazannyi ba SC Villa basoose kwekalakaasa ku Lwomukaaga nga bwe batiisa nga bwe batagenda kuzannya mupiira gwa liigi leero (Mmande), obusungu baabutadde ku bbali ne bakubira Onduparaka omwayo.

Ggoolo ya Emma Kalyowa mu ddakiika eyookutaano, Faizol Muwawu (14) ne Fahad Bardiro (91), ze ziyambye Villa okuwangula ne ggoolo 3-1 ng'eya  Onduparaka eteebeddwa Julius Malingumu mu ddakiika ey'e 66.

Villa esigaddewo mu kyokusatu n'obubonero 27 okuva mu mipiira 14 nga BUL eri mu kyokubiri egisinza obubonero 2 bwokka n'omupiira gumu. Vipers ekulembedde liigi n'obubonero 33 okuva mu mipiira 14.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...