TOP
  • Home
  • Akadirisa
  • Barcelona nzibu kuzannyiramu - Antoine Griezmann

Barcelona nzibu kuzannyiramu - Antoine Griezmann

Added 19th November 2019

Kyaddaaki Antoine Griezmann akkirizza nti Barcelona y’emu ku kiraabu ezisinga obuzibu okuzannyiramu omupiira.

 Antoine Griezmann

Antoine Griezmann

Omufalansa ono, eyagulwa pawundi obukadde 107 okuva mu Atletico Madrid mu July w'omwaka guno, tannayaka era ng'akyalemeddwa okugya mu sisitiimu y'omutendesi Ernesto Valverde.

Abawagizi ba Barcelona si basanyufu olwa Lionel Messi okubeera nga y'akyetisse omugugu gw'okubateebera sso nga balina Luis Suarez, Ousmane Dembele ne Griezmann.

Griezmann yagambye nti kituufu Barcelona nzibu okuzannyiramu kuba ejjudde bassita wabula n'agumya abawagizi be nti ‘ajja kumalako' naddala ng'amanyidde embeera yaayo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...