TOP

Rafa Benitez yandidda mu Premier

Added 19th November 2019

AGAVA mu West Ham galaga nga bwe waliwo entegeka y’okukansa omutendesi Rafa Benitez asikire Manuel Pellegrini.

 Benitez

Benitez

Kiraabu eno ey'e London y'emu ku zaasinga okugula abazannyi kyokka eri mu kifo kya 16 mu Premier eya ttiimu 20.

Ku Lwomukaaga, West Ham ekyaza Tottenham nga Pellegrini yandigobwa singa abulwa obuwanguzi.

Benitez, yawangulira Liverpool ekikopo kya Champions League mu 2005 kyokka sizoni ewedde yabadde ne Newcastle n'agyabulira olw'obutamuwa ssente zigula bazannyi.

Omusajja ono enzaalwa y'e Spain, kati atendeka Dalian Yifang FC ey'e China

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...