TOP

Mourinho alangiriddwa ku gw'okutendeka Spurs

Added 20th November 2019

Kyaddaaki ssentebe wa Tottenham (Spurs), Daniel Levy yakutte ku mmanduso n’agoba omutendesi Mauricio Pochettino olwa kye yayise ‘okukola obubi ennyo ku kisaawe’.

Jose Mourinho, eyagobwa mu ManU mu December w'omwaka oguwedde asikidde Pochettino, eyatuusa Spurs ku fayinolo ya Champions League sizoni ewedde.

Kino kiddiridde ssentebe wa Tottenham (Spurs), Daniel Levy yakutte ku mmanduso n'agoba omutendesi Mauricio Pochettino olwa kye yayise ‘okukola obubi ennyo ku kisaawe'.

Spurs ya 14 mu Premier eya ttiimu 20 nga tennawangula mupiira gwa Premier gwonna ku bugenyi omwaka guno ate ng'erina obubonero 14 mu mipiira 12.

Okugobwa kwa Pochettino kigambibwa nti kusinze kuva ku kulemwa kukwatagana na bazannyi baayo nga bassita bangi tebakyabuuzaganya.

Bano kigambibwa nti kuliko; Christian Eriksen, Jan Vertoghen, Toby Alderweireld, Sergie Aurier ne Danny Rose.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abatuuze nga badduukirira Nambalirwa eyatomeddwa boodabooda.

Boodabooda etomedde ow'emya...

Omuwala ow'emyaka 10 akedde okutambuza ebindaazi okufuna ensimbi eziyimirizaawo ffamire ye n'okufunamu ebisale...

Dr. Ssemuddu (wakati) oluvannyuma lw’okusaazisa Abasiraamu.

'Abaawanguddwa mukkirize eb...

ABASIRAAMU mu ggwanga basabiddwa nti engeri akalulu gye kawedde abaawangudde kati pulaani yonna bagitunuulize kukolera...

Brian Kanyesigye eyalondeddwa okukulira ekibiina kya bawannyondo ba kkooti ng’alayira.

Bawannyondo ba kkooti balaa...

BAWANNYONDO balaajanidde kkooti ku bizibu bye basanga mu kukola emirimu gyabwe. Ku Lwokutaano akawungeezi, amyuka...

Abanoonya: Kasule bamuleete...

Abanoonya: Kasule bamuleetedde omwanawe amulabeko n'ajula okufa essanyu

Abatuuze nga bakungubagira munnaabwe Nsejje eyattiddwa Agaba omusirikale wa poliisi.  (Ekif.  Henry Nsubuga)

Owa poliisi akubye omutuuze...

Abatuuze n'abasuubuzi mu kabuga k'e Kebembe mu ggombolola y'e Kyampisi mu disitulikiti y'e Mukono baaguddemu enkyukwe...