TOP

Aba ddigi balwanira bubonero

Added 22nd November 2019

Abavuzi bajja mu nsiike eno nga bali ku lutalo lw’akulwanira bubonero bubatuusa ku buwanguzi kuba kumpi buli mutendera oguli ku kalenda abavuzi abasatu abagukulembedde buli omu asobola okuguwangula singa banne bakola ensobi.

 Abavuzi nga baabika e Garuga ku ddigi.

Abavuzi nga baabika e Garuga ku ddigi.

Ku Ssande abavuzi ba ddigi bakwabika ebifuba nga balwanira obubonero ku ngule z'eggwanga ez'enjawulo mu mpaka za Mountain Dew Motorcross Championship eza laawundi eyoomusanvu e Garunga.

Empaka zino zaatumiddwa ‘Grand Finale' nga zigenda okuba za mutawana olwa'bavuzi okwagala okulaga buli obu eryaanyi.

Abavuzi bajja mu nsiike eno nga bali ku lutalo lw'akulwanira bubonero bubatuusa ku buwanguzi kuba kumpi buli mutendera oguli ku kalenda abavuzi abasatu abagukulembedde buli omu asobola okuguwangula singa banne bakola ensobi.

 subuga tale ne babazi abamu ku bagenda okuvuga ku sande Nsubuga, Ntale ne Mbabazi abamu ku bagenda okuvuga ku Ssande.

 

Emitendera egisinga okuvuganya ku ngule y'omwaka guno ,okuliko oguddirira abato (MX50), ogwokuna (MX85), ogwokusatu (MX125), ogw'abato (Pewee), ogwokutaano (MX65), ogw'abakyala n'ogwa bamuzeeyi (MX Vets).

 harifah ateete alon rland ne sther wangala be bamu ku balwanira ngule Sharifah Kateete, Aalon Orland ne Esther Mwangala be bamu ku balwanira ngule.

 

Abamu ku bavuzi abakulembedde buli mutendera kuliko; Ashraf Mbabazi avugira mutendera oguddirira ogw'abato (MX50 Junior) ku bubonero 321 ng'asinga ali mu kyokubiri Jonathan Katende obubonero 36, Willaim Blick mu MX 50cc alina obubonero 344 ng'asinga Pascal Kasozi ali mu kyokubiri obubonero 54, Gift Sebuguzi ali mu gwokutaano (MX85) alina ku bubonero 267 ng'asinga Kreidah Nsubuga obubonero 4.  Abalala Waleed Omar avugira mutendera ogwokuna alina obubonero 286 ng'asinga ali mu kyokubiri Stav Orland obubonero 66 bwokka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...