TOP

Hazard asuubizza aba Chelsea

Added 14th December 2019

Hazard agamba nti bw'aliba avudde mu Real Madrid, ayinza okuddayo mu Chelsea.

 Hazard ng'ali mu mujoozi gwa Real ate ku ddyo ng'ali mu gwa Chelsea

Hazard ng'ali mu mujoozi gwa Real ate ku ddyo ng'ali mu gwa Chelsea

EDEN Hazard, asuubizza okuddayo mu Chelsea, ng'amalirizza emirimu gye mu Real Madrid. Hazard yeegatta ku Real sizoni eno kyokka agamba nti amaaso, akyagatunuulizza Chelsea era ne kooci wa Chelsea, Frank Lampard, amukolera.

Mu kiseera kino, Hazard akyalina obuvune bwe yafunye mu kakongovvule ng'azannyira Real bwe yabadde ettunka ne PSG mu Champions League omwezi oguwedde.

Omuwagizi wa Chelsea omu, Frank Khalid yayogeddeko naye era Hazard n'amubuulira nti; "Bwe naamala egya Real, nja kudda mu Chelsea."

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...

Poliisi ng'eri e Ssembabule okukkakkanya abalonzi ba NRM mu kamyufu gye buvuddeko

Abantu 45 be baafiiridde mu...

ABANTU 45 be bafiiridde mu buzzi bw’emisango obubaddewo wiiki ewedde obulese abalala 33 mu makomera.

Robert Kyagulanyi Ssentamu

DPP yeddizza omusango gwa K...

KKOOTI eggye enta mu musango gw'okulimba emyaka, munnamateeka Hassan Male Mabiriizi gweyawaabira omubaka wa Kyadondo...