TOP

Tyson Fury si waakuzannya Anthony Joshua

Added 15th December 2019

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

 Fury, Omungereza omuggunzi w'eng'uumi.

Fury, Omungereza omuggunzi w'eng'uumi.

OMUGGUNZI w'eng'uumi Tyson Fury agambye nti tagenda kuzannya Anthony Joshua omwaka ogujja.

Fury, amaze akaseera nga tazannya oluvannyuma lw'okulemagana ne Deontay wilder era abawagizi babadde basuubira nti agenda kusaba bazannyemu ne Joshua.

Wabula Fury agamba nti omwaka 2020, tagenda kusobola kulwana kuba alinamu bingi.

Fury ne Wilder bategese okudding'ana mu February w'omwaka ogujja era luyinza okuba olulwana lwe lwokka omwaka ogwo.

Kigambibwa nti endagaano Fury gy'alina n'omukutu gwa ESPN, ekugira Fury okumala gategeka nnwaana kuba kyandimufiiriza ssente za basiponsa.

Ng'ayogera ku lulwana lwa Anthony Joshua ne Bryan Ruiz olwabaddewo wiiki ewedde, Fury yagambye nti omutindo gw'abakubi bombi gwamucamudde kuba baalaze obukugu obw'enjawulo.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nuwashaba (ku kkono) lwe baamultwala ku kkooti okukola siteetimenti. Ku ddyo ye mwana Kyamagero eyattiddwa

Nuwashaba alaze bwe yafuna ...

OMUSAJJA gwe baakutte n’omutwe ku Palamenti ayogedde engeri gye yaweebwa ddiiru y’okusala omutwe gw’omwana n’alumiriza...

Nagirinya eyattibwa

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Katikkiro, Charles Peter Mayiga ng’aliko by’ayogera ne Emmanuel Katongole mu kusabira Kitaka e Lubaga.

Kabaka atenderezza emirimu ...

SSAABASAJJA Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi atenderezza emirimu egikoleddwa Francis Xavier Kitaka eyafa...

Kyagulanyi ne Kibalama lwe baatongoza ekibiina kya NUP.

Bwino omulala ayiise ku bya...

BWINO omulala ayiise ng’abaali bakulira ekibiina kya NUP okuli eyali Pulezidenti waakyo, Moses Nkonge Kibalama...