TOP
  • Home
  • Ebirala
  • Eyawangudde eza chess yeepikira ttiimu ya ggwanga

Eyawangudde eza chess yeepikira ttiimu ya ggwanga

Added 16th December 2019

Omuyizi n'omusomesa aawangudde empaka za chess

 Abazannyi ba Chess nga bavuganya mu mpaka za SOM Chess Championship 2019

Abazannyi ba Chess nga bavuganya mu mpaka za SOM Chess Championship 2019

Patricia Kawuma, omuyizi wa Great Valley Children Center  Makindye ne Martin Musinguzi, omusomesa ku Baptist High School balaze sitamina mu Chess, bwe bawangudde empaka za SOM Annual Inter Project Chess Championship ez'omulundi ogw'e 14.

Zimaze ennaku ttaano nga zibumbujjira ku ttendekero lya Chess erya Sports Outreach Ministries (SOM) e Kiwawu mu Mityana nga zeetabiddwamu abazannyi 300 okuva mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo.

Kawuma ne Musinguzi baavudde mu kiraabu ka Katwe omwava omuzannyi Phiona Mutesi amanyiddwa nga ‘Queen Of Katwe'.

 atricia awuma ku kkono ne artin usinguzi nga bali ne r awrence uganga eyabakwasizza ebirabo Patricia Kawuma (ku kkono) ne Martin Musinguzi nga bali ne Dr. Lawrence Muganga eyabakwasizza ebirabo

 

"Naziwangulako mu 2017 mu bato. Kinsanyusizza okuwangula ez'abakulu nga kati njagala kifo ku ttiimu y'eggwanga", Kawuma bwe yategeezezza.

"Oluwummula lunnyambye okuwangula kubanga ezitegekebwa aba Uganda Chess Federation (UCF) mbeera nsomesa ne zizeetabaamu", Musinguzi bwe yategeezezza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Minista Haruna Kasolo ng'asomesa ku kwekulaakulanya n'enkozesa y'ensimbi za MYOOGA

Abatuuze b'ekira basomesedd...

MINISITA omubeezi akola kunsonga z'ebibiina byobwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, akubiriza abantu okwebereramu nga...

Aba Twaweza bafulumizza ali...

KUNOONYEREZA kuzudde nti ab’enganda okusaba abantu babwe sente okubayambako okuvvuunuka embeera kifuuse kyabulijjo...

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...