TOP

Everton yeesize Ancelotti

Added 17th December 2019

Ancelotti yagobeddwa mu Napoli wabula Everton egamba nti ejja kugikolera

 Ancelotti

Ancelotti

CARLO Ancelotti akomyewo mu Premier ng'omutendesi wa Aeverton. Ku Mmande, Ancelotti yabadde mu nteeseganya n'abakungu ba ttiimu era kisuubirwa nti essaawa yonna waakulangirirwa ng'asikira Marco Silva eyagobwa.

Everton, yagobeddwa Napoli wiiki ewedde nga mu Premier, yatendekako Chelsea mu 2009-2011 kyokka bukya atandika butendesi, yaakawangula ebikopo bya Champions League 3.

Kyokka nga tannaweebwa mulimu, Everton yasoose kutuukirira Unai Emery wabula n'agugaana. Emery yagobeddwa mu Arsenal. Omulimu yagugaanyi n'ategeeza nti k'awummulemu asooke yeetegereze ttiimu entuufu gy'alina okutendekeramu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Minista Haruna Kasolo ng'asomesa ku kwekulaakulanya n'enkozesa y'ensimbi za MYOOGA

Abatuuze b'ekira basomesedd...

MINISITA omubeezi akola kunsonga z'ebibiina byobwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, akubiriza abantu okwebereramu nga...

Aba Twaweza bafulumizza ali...

KUNOONYEREZA kuzudde nti ab’enganda okusaba abantu babwe sente okubayambako okuvvuunuka embeera kifuuse kyabulijjo...

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...