TOP

Liigi ya Uganda ekomyewo

Added 6th January 2020

SC Villa abakyasinze okuwangula ekikopo kino emirundi emingi (16) bakyalira URA e Ndejje ate Tooro United ekyaze Onduparaka e Fort Portal.

 Joakim Ojera (ku ddyo) owa URA ng'attunka ne Yayo Lutimba owa Villa (ku kkono).

Joakim Ojera (ku ddyo) owa URA ng'attunka ne Yayo Lutimba owa Villa (ku kkono).

URA - SC VILLA,           10:00

Tooro Utd - Onduparaka,  10:30

OLUVANNYUMA lw'ennaku 33 ng'abawagizi ba liigi ya Uganda bayagga, ennyonta yakubaggwaako leero. Oluzannya olwokubiri lugenda kuddamu n'emipiira ebiri.

SC Villa abakyasinze okuwangula ekikopo kino emirundi emingi (16) bakyalira URA e Ndejje ate Tooro United ekyaze Onduparaka e Fort Portal.

Ensiike ya Ville ne URA ya mbiranye olwa ttiimu zombi obutamatira mu gwasooka ogwaggwa (1-1) era buli emu leero erwana okutandika n'obuwanguzi.

 aziba owa illa ku kkono ne simbwa owa Kaziba owa Villa (ku kkono) ne Ssimbwa owa URA.

 

Villa, obuwanguzi bugitwala mu kyakusatu ate URA ebeera n'omukisa ogwenywereza mu kyomukaaga.  Ibrahim Kirya eyatendekako URA nga kati mumyuka wa mutendesi mu Villa yategeezezza nti, alina obukodyo obugenda okumegga abaaliko bakama be.

Mu URA mulimu Ashiraf Mandela, Patrick Mbowa n'omutendesi Sam Ssimbwa abaaliko mu Villa nabo baagala kulaga nti ttiimu yaabwe tesaaga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaasomerako e Kako nga bawaayo ebintu

Abaasomerako e Kako bawadde...

ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero...

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...