TOP

URA emezze Villa

Added 7th January 2020

Mu gwasooka e Luzira, baalemagana 1-1 wabula Sam Ssimbwa, atendeka URA yasigala alumiriza nti Villa yabagwiira olw'okubateeba ey’ekyenkanyi ng’obudde kumpi buweddeyo.

 Asuman Alishe ku ddyo ng'atomera omupiira ku Daniel Isaigi.

Asuman Alishe ku ddyo ng'atomera omupiira ku Daniel Isaigi.

URA 2-0 SC VILLA

Tooro Utd - Onduparaka (teguzannyiddwa)

SC VILLA abalina likodi y'okuwangula ebikopo bya liigi ebingi (16) oluzannya lwa liigi olwokubiri balutandikidde mu maziga. Bakubiddwa URA (2-0) mu gwazannyiddwa mu kisaawe kya Ndejje University e Bombo.

Mu luzannya lwa liigi olwasooka, Villa yayolesezza omutindo mulungi bangi ne basuubira nti yaakutandika na maanyi mu lwokubiri kyokka URA ng'eyita mu ggoolo ya Daniel Isiagi ne Mike Birungi, yabakkakkanyizza.

 aidi eni ku kkono ngatomera omupiira ku aniel saigi ku ddyo Saidi Keni (ku kkono) ng'atomera omupiira ku Daniel Isaigi (ku ddyo).

 

Mu gwasooka e Luzira, baalemagana 1-1 wabula Sam Ssimbwa, atendeka URA yasigala alumiriza nti Villa yabagwira olw'okubateeba ey'ekyenkanyi ng'obudde kumpi buweddeyo.

 am imbwa ku kkono ngawayaamu ne dward aziba ku ddyo makkati ye brahim irya Sam Simbwa ku kkono ng'awayaamu ne Edward Kaziba ku ddyo makkati ye Ibrahim Kirya.

 

SSIMBWA YEESASUZZA

Ssimbwa, eyatendekako Villa n'agobwa, omupiira gwa leero yasoose kuwera nti alina okufiira ku Villa agirage nti nti mutendesi mulungi. Ng'oggyeeko ekyo, Ssimbwa yabadde ayagala kulaga bakama be nti okugugu­lana ne Ivan Kakembo, eyali akulira emirimu mu URA, kwe kwabaviirako ttiimu eno okuvumbeera mu luzannya olusooka mwe yawangulidde emipiira ena gyokka ku 15.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omumyuka wa Pulezidenti wa FDC Joyce Ssebuggwawo (ow’okubiri ku ddyo) ng’atongoza akakiiko k’ekibiina akagenda okuyigga obululu bwakyo mu Kampala ne Wakiso.

FDC etongozza akakiiko akan...

FDC etongozza akakiiko akagenda okunoonyeza abantu baayo akalulu mu Kampala ne Wakiso n’etegeeza nti Col. Kiiza...

Shakira Bagume ng'ayonsa bbebi we

Laba okusoomooza bamaama ab...

Okuyonsa abaana kyankizo nnyo eri abaana abawere era Maama yenna ateekeddwa okuyonsa kino kisobozese omwana okukula...

Aba LDU bazzeemu okukola eb...

ABASERIKALE b’eggye ekkuuma byalo erya LDU, bazzeemu okukola ebikwekweto okufuuza abateeberezebwa okubeera abamenyi...

Poliisi ng'eggyawo omulambo gwa Mukiibi

Omusuubi w'e Nakulabye yeek...

OMUSUUBUZI w’e Nakulabye omututumufu aguze amafuta ga petulooli ne yeekumirako omuliro mu kinaabiro emisana ttuku...

Abeegwanyiza entebe y'obwap...

EBBUGUMU lyeyongedde ku kitebe ky’akakiiko k’ebyokulonda abantu abeegwanyiza entebe y’obwapulezidenti bw’eggwanga...