TOP

Mbekeka ayise 20 ku y'abawala

Added 8th January 2020

Enkya ttiimu lw’etandika okutendekebwa e Jinja ku kisaawe kya FUFA Technical Centre Njeru nga yeetegekera omupiira ogusooka ogugenda okubeerawo nga 18 omwezi guno e Dar es Salaam.

 Okuva ku kkono ye Prossy Nalwadda, Mable Kabatalindwa, Olive Mbekeka, Decolas Kiiza, Christine Wanyana ne Ibrahim Mugisha.

Okuva ku kkono ye Prossy Nalwadda, Mable Kabatalindwa, Olive Mbekeka, Decolas Kiiza, Christine Wanyana ne Ibrahim Mugisha.

FIFA U20 Women World Cup Qualifier

January 18, 2020

Tanzania - Uganda

OMUTENDESI wa ttiimu y'eggwanga ey'abawala abali wansi w'emyaka 20, Olive Mbekeka asunsudde abazannyi 30 okuva mu kiraabu ez'enjawulo batandike okwetegekera Tanzania mu mpaka z'okusunsulamu abalyetaba mu World Cup.

Enkya (Lwakuna) ttiimu lw'etandika okutendekebwa e Jinja ku kisaawe kya FUFA Technical Centre Njeru nga yeetegekera omupiira ogusooka nga 18 omwezi guno e Dar es Salaam.

Abazannyi okuli; Margaret Kunihira, Juliet Nalukenge, Fauzia Najjemba, Stella Musibika Daphine Nyayenga bakwegatta ku ttiimu eno nga bamalirizza okuzannya Ethiopia ku Lwomukaaga mu mpaka z'abatasussa myaka 17.

Mbekeka, waakuyambibwako eyaliko kapiteeni wa Crested Cranes Christine Wanyana, Ibrahim Mugisha (atendeka baggoolokipa) ne Mable Kabatalindwa (omusawo wa ttiimu).

Abazannyi abayitiddwa;

Goalkeepers: Daphine Nyayenga (Uganda Martyrs HS), Juliet Adeke (Kawempe Muslim LFC), Else Najjemba (St. Noa SS), Zaharah Nankya (Makerere University WFC).

Abazibizi: Shadia Nankya (UCU Lady Cardinals), Stella Musibika (Kawempe Muslim LFC), Asia Nakibuuka (Kawempe Muslim LFC), Mariam Nakabugo (Kawempe Muslim LFC), Fatuma Nakasumba (Kampala Queens FC), Grace Aluka (Kawempe Muslim LFC), Elizabeth Nakigozi (Muteesa II Royal Univ WFC), Eunice Ariokot (Olila HS WFC) and Aisha Namukisa (Kampala Queens FC).

Abawuwuttanyi: Phiona Nabbumba (She Corporates FC), Teddy Najjuma (UCU Lady Cardinals), Sharon Naddunga (Kawempe Muslim LFC), Shamirah Nalugya (Kawempe Muslim LFC), Zaina Namuleme (Kampala Queens FC), Aisha Nantongo (St. Noa SS), Anita Namata (Kawempe Muslim LFC), Moureen Afoyo (Ajax Queens FC), Shakira Mutiibwa (Asubo Gafford Ladies FC), and Joan Nabirye (Asubo Gafford Ladies FC).

Abateebi: Fauzia Najjemba (Kampala Queens FC), Norah Alupo (Saviors FC), Juliet Nalukenge (Kawempe Muslim LFC), Lillian Mutuuzo (Kampala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omumyuka wa Pulezidenti wa FDC Joyce Ssebuggwawo (ow’okubiri ku ddyo) ng’atongoza akakiiko k’ekibiina akagenda okuyigga obululu bwakyo mu Kampala ne Wakiso.

FDC etongozza akakiiko akan...

FDC etongozza akakiiko akagenda okunoonyeza abantu baayo akalulu mu Kampala ne Wakiso n’etegeeza nti Col. Kiiza...

Shakira Bagume ng'ayonsa bbebi we

Laba okusoomooza bamaama ab...

Okuyonsa abaana kyankizo nnyo eri abaana abawere era Maama yenna ateekeddwa okuyonsa kino kisobozese omwana okukula...

Aba LDU bazzeemu okukola eb...

ABASERIKALE b’eggye ekkuuma byalo erya LDU, bazzeemu okukola ebikwekweto okufuuza abateeberezebwa okubeera abamenyi...

Poliisi ng'eggyawo omulambo gwa Mukiibi

Omusuubi w'e Nakulabye yeek...

OMUSUUBUZI w’e Nakulabye omututumufu aguze amafuta ga petulooli ne yeekumirako omuliro mu kinaabiro emisana ttuku...

Abeegwanyiza entebe y'obwap...

EBBUGUMU lyeyongedde ku kitebe ky’akakiiko k’ebyokulonda abantu abeegwanyiza entebe y’obwapulezidenti bw’eggwanga...