TOP

Kyetume erumbye Vipers

Added 9th January 2020

Vincent Kayizzi ne Isaac Kirabira ab'obumanyirivu mu liigi, Kyetume kwe yeesigamywe okukakanya Vipers.

 Ttiimu ya Kyetume.

Ttiimu ya Kyetume.

Busoga United - Express, 10:00

Maroons - Proline, 10:30

Bright Stars - BUL, 10:30

Vipers - Kyetume, 10:30

Jackson Mayanja eyaleeta Kyetume FC mu  liigi ya babinywera n'asulawo ttawulo akomeddewo ku mupiira omuzibu. Ono yagenda okubeera mu mitambo gya Kyetume ng'ettunka ne Vipers e Kitende.

Mayanja yali ne Kyetume mu Big League akomyewo ng'awera kusuuza Vipers bubonero busatu. Mu luzannya olwasooka e Namboole, Vipers yamegga Kyetume (2-1). Mayanja agamba nti abazannyi be beetegefu okufiira ku Vipers.

 tiimu ya ipers Ttiimu ya Vipers

 

Kyetume yeesize Vincent Kayizzi (eyaliko omuzannyi wa Vipers) ne Isaac Kirabira abalina obumanyirivu mu liigi eno. Kyetume yamalako oluzannya olwasooka mu kifo kya 12 n'obubonero 16 okuva mu mipiira 15. Vipers yeekulembedde liigi n'obubonero 36.

 ayizzi owa yetume Kayizzi owa Kyetume.

 

Mu ngeri y'emu Express ekyalira Busoga United e Jinja mupiira oguliko obugoombe oluvannyuma lw'omutendesi wa Express George Ssimwwogerere okulangirira nga bw'atagenda kwetaba mu katale k'abazannyi mu January.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abeegwanyiza entebe y'obwap...

EBBUGUMU lyeyongedde ku kitebe ky’akakiiko k’ebyokulonda abantu abeegwanyiza entebe y’obwapulezidenti bw’eggwanga...

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...