TOP

Proline esonjodde Umony

Added 10th January 2020

Umony, 31, abadde talina ttiimu gy’azannyira oluvannyuma lw’endagaano ye ne Express okuggwako omwaka oguwedde mu gwomukaaga.

 Brian Umony

Brian Umony

Brian Umony oluzannyuma lwe bbanga nga tazannya mupiira, yeegasse ku kiraabu ya Proline.

Umony, 31, abadde talina ttiimu gy'azannyira oluvannyuma lw'endagaano ye ne Express okuggwako omwaka oguwedde mu gwomukaaga.

Yatadde omukono ku ndagaano ya myezi mukaaga n'ekigendererwa ky'okugiwonnya okusalwako kuba erina obubonero 9.

Umony azannyidde kiraabu okuli; SuperSport United (South Afrika), Portland Timbers (Amerika), Becamex Binh Duong (Vietnam), Azam (Tanzania), St George (Ethiopia), KCCA ne Express.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aba Ruparelia Foundation ba...

Ekibiina ky’obwanakyewa ekya ‘’Ruparelia Foundation’’ kidduukiridde abaana mu ddwaliro e Mulago bwe kiwaddeyo...

Donald Trump ne Biden bavum...

DONALD TRUMP, Pulezidenti wa Amerika, ne gwe bavuganya, Joe Biden bavumaganidde ku ttivvi bwe babadde bakubaganya...

Mao

MAO alangiridde okwesimbawo...

PULEZIDENTI wa DP Nobert Mao asekeredde abanene ba DP abaayabulidde ekibiina kino ne beegatta ku ky’omubaka Robert...

Chalemeon ng'awaga oluvannyuma lw'okumala okwewandiisa. Ebifaananyi bya STUART YIGA

Yadde mwannyimye kaadi naye...

Omuyimbi Joseph Mayanja amanyiddwa nga Jose Chameleon, y'omu ku baasunsuddwa akakiiko k’ebyokulonda okuvuganya...

Sodo ne Shartsi

Muwala wa Kuteesa agaanyi o...

Muwala wa minisita w'ensonga z'ebweru Sam Kuteesa amanyiddwa nga Shartsi Musherure Nayebare agaanye okukkiriza...