TOP

Eya Cricket ewangudde engule ya USPA

Added 14th January 2020

Cricket Cranes yamezze ttiimu y’abawala ey’omupiira gw’abali wansi w’emyaka 17 ku bugoba 495-490. Mu kyokusatu mwabaddemu Ndejje University.

 Abawala ba cricket nga bajaganya.

Abawala ba cricket nga bajaganya.

Bannamawulire abasaka ebyemizannyo nga bali wansi w'ekibiina ekibagatta (USPA) balonze Cricket Cranes ku kirabo kya munnabyamizannyo eyasinga okukola obulungi omwezi oguwedde.

Cricket Cranes yamezze ttiimu y'abawala ey'omupiira gw'abali wansi w'emyaka 17 ku bugoba 495-490. Mu kyokusatu mwabaddemu Ndejje University.

 bamu ku bannamawulire mu kulonda Abamu ku bannamawulire mu kulonda.

 

Obuwanguzi, Cricket Cranes yabutuukako mu mpaka za ICC World Cricket League mu Oman ng'empaka zino zaalimu amawanga ataano (5).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'e Korea batandise kampey...

AB’E Korea bali mu kugaba musaayi okumala ennaku ttaano okutaasa bannaabwe abakwatibwa ekirwadde kya Corona.

Omubaka Amelia Kyambadde nga yeegasse ku batuuze okukola bulungibwansi

Abakulembeze mwongere amaan...

EKIBIINA ky'obwannakyewa kikulembeddemu abatuuze b'e Mpambire ne bakola bulungibwansi omubaka Amelia Kyambadde...

Omugenzi Maj. Gen. Eric Mukasa

Kabaka atenderezza munnamag...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde omugenzi Maj.Gen. Eric Mukasa gwayogeddeko ng’omu ku bavubuka abazira...

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...