TOP

Ab'obuzito balaze ttalanta

Added 27th January 2020

Abasituzi b’obuzito balaze talanta mu mpaka za Kisugu Open Bonanza ezigguddewo kalenda ya 2020 nga zeetabiddwamu abazannyi 35 ku ssomero lya St. Agnes P.S e Kisugu.

Zeetabiddwamu abasajja 25 n'abakazi 10 abaddukanya omuzannyo aba Uganda Weightlifting Federation (UWF) bwe balabidde abazannyi abasobola okukiikirira eggwanga mu mpaka z'ensi yonna ez'obusiraamu ezigenda okubeera ku ggwanga lya Azerbaijan omwezi ogujja.

Zubair Kubo eyawangulira Uganda emidaali gya zaabu esatu mu All Africa Games alaze talanta bw'asitudde kiro 302 n'ayongerako emu ku ze yasitula mu All Africa Games.

Wabula agambye nti yandibadde asingawo singa teyafuna buvune mu kutendekebwa.

Empaka era ziraze abasituzi abato abawala n'abalenzi abatunuuliddwa okukiikirira eggwanga mu mpaka ezitali zimu mu maaso.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aba Ruparelia Foundation ba...

Ekibiina ky’obwanakyewa ekya ‘’Ruparelia Foundation’’ kidduukiridde abaana mu ddwaliro e Mulago bwe kiwaddeyo...

Donald Trump ne Biden bavum...

DONALD TRUMP, Pulezidenti wa Amerika, ne gwe bavuganya, Joe Biden bavumaganidde ku ttivvi bwe babadde bakubaganya...

Mao

MAO alangiridde okwesimbawo...

PULEZIDENTI wa DP Nobert Mao asekeredde abanene ba DP abaayabulidde ekibiina kino ne beegatta ku ky’omubaka Robert...

Chalemeon ng'awaga oluvannyuma lw'okumala okwewandiisa. Ebifaananyi bya STUART YIGA

Yadde mwannyimye kaadi naye...

Omuyimbi Joseph Mayanja amanyiddwa nga Jose Chameleon, y'omu ku baasunsuddwa akakiiko k’ebyokulonda okuvuganya...

Sodo ne Shartsi

Muwala wa Kuteesa agaanyi o...

Muwala wa minisita w'ensonga z'ebweru Sam Kuteesa amanyiddwa nga Shartsi Musherure Nayebare agaanye okukkiriza...