TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • Robert Ssekweyama alangiriddwa ku butendesi bwa Kiraabu ya Doves

Robert Ssekweyama alangiriddwa ku butendesi bwa Kiraabu ya Doves

Added 28th January 2020

Robert Ssekweyama alangiriddwa ku butendesi bwa Kiraabu ya Doves

 Robert Ssekweyama nga bamwanjula ku butendesi bwa Doves fc

Robert Ssekweyama nga bamwanjula ku butendesi bwa Doves fc

Bya  George Kigonya
 
TIIMU ya Doves eri mu kibinja kya wansi ekya Big League yayanjudde Robert Ssekweyama ku butendesi bwa ttiimu eno n'adda mu bigere bya Fred Musiime abaddewo ng'omutendesi ow'ekiseera.
 
Ssekweyama (47) yaliko omutendesi wa Maroons FC ne Kamwokya United wabula ng'ebiseera ebisinga abimaze amyuka batendesi omuli Shafic Bisaso ng'ali mu Express ne Villa ssaako ne George Nsimbe mu 2019 ng'ali ku Maroons.
 
Ssekweyama mu biseera bye ng'omusambi yazannyirako mu  Mityana UTODA ,Simba FC ne SC Villa eyo mu myaka gye 90 era nga yali akuba nnamba ssatu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....