TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • Sam Simbwa ne Cromwel Rwothomio balidde eky'obutendesi n'obuzannyi bwa January

Sam Simbwa ne Cromwel Rwothomio balidde eky'obutendesi n'obuzannyi bwa January

Added 3rd February 2020

Sam Simbwa ne Cromwel Rwothomio balidde eky'obutendesi n'obuzannyi bwa January

 Sam Ssimbwa ne Cromwel Rwothomio n'engule zaabwe ez'obuzannyi bwa January

Sam Ssimbwa ne Cromwel Rwothomio n'engule zaabwe ez'obuzannyi bwa January

TTIIIMU ya URA eridde oluvannyuma lw'omutendesi Sam Simbwa ne Cromwel Rwothomio okuwangula engule y'omwezi gwa January 2020 eya Pilsner.
 
Sam Simbwa asitukidde mu ky'omutendesi w'omwezi gwa January bwamezze Paul Kiwanuka owa owa Bright Stars ne Abel Kikomeko owa Busoga United.
 
Mu ngeri y'emu omuwuwutanyi wa URA Cromwel Rwothomio awangudde ek'obuzannyi bw'omwezi gwa January bw'amezze Ben Ocen owa Police ne Said Kyeyune owa URA.
 
Omwezi gwa January URA ezannye emipiira ena n'ewangulako esatu n'amaliri,Busoga United ewanguddeko esatu n'ekubwamu gumu so nga yo Bright Stars ewangudde esatu n'okukubwa omupiira gumu.
 
Sam Simbwa ne Cromwel Rwothomio basitukidde mu kakadde akawebwayo Pilsner

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...