TOP

Abavuzi ba Digi bavudde mu mbeera ne bakola ekibiina kyabwe

Added 6th February 2020

Abavuzi ba Digi bavudde mu mbeera ne bakola ekibiina kyabwe

OLUTALO lw'abavuzi ba ddigi okwekutulamu ku kibiina ekitwala omuzannyo gwa mmotoka z'empaka ne ddigi (FMU) by'enyongeddemu ebbugumu,bwe bakoze ekibiina ekyabwe ekigenda okuddukanya omuzannyo guno.

Bakoze Mortorcycling Association of Uganda (MAU),ekigenda okuddukanya ddigi zokka okwawukanako nga bwe gubadde nga batwalibwa FMU.

 

Ekibiina kino kyawomeddwaamu omutwe abazadde n'abavuzi ba ddigi n'ekigendererwa ky'okwetongola okuva ku kibiina kye mmotoka z'empaka.

Aba ddigi bagamba nti FMU ebadde tebawa buyambi bumala ng'esinga kufa ku mmotoka za mpaka era wiikendi ewedde FMU yalonze obukulembeze obupya wabula aba MAU bagamba nti  yakyusizza kakiiko kokka wabula ebigendererwa byabwe tebikyuse

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Basindikiddwa mu kkomera lw...

ABAASANGIBWA n’ebyambalo bya UPDF basindikiddwa mu kkomera.

Abaleppuka n'ogwokulya mu n...

KKOOTI yamagye e Makindye yejjeerezza abajaasi bataano ababadde bavunaanibwa okukola olukwe okuvuunika gavument...

Nuwashaba (ku kkono) lwe baamultwala ku kkooti okukola siteetimenti. Ku ddyo ye mwana Kyamagero eyattiddwa

Nuwashaba alaze bwe yafuna ...

OMUSAJJA gwe baakutte n’omutwe ku Palamenti ayogedde engeri gye yaweebwa ddiiru y’okusala omutwe gw’omwana n’alumiriza...

Nagirinya eyattibwa

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...