TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • Charles Livingstone Mbabazi ogobeddwa ku butendesi bwa Wakiso Giants

Charles Livingstone Mbabazi ogobeddwa ku butendesi bwa Wakiso Giants

Added 11th February 2020

Charles Livingstone Mbabazi ogobeddwa ku butendesi bwa Wakiso Giants

Charles Livingstone Mbabazi abadde omutendesi wa Kiraabu ya Wakiso Giants afuumuddwa ku mulimu.
 
 
Mbabazi (40) yegata ku Wakiso omwaka oguwedde nga November 29 nateeka omukono ku ndagana ya myaka 3 nga abadde akoma 2023.
 
Mbabazi Atendese ku kiraabu ez'enjawulo nga Bright Stars ,Lweza FC ,Kyetume,Mbarara City ,team y'eggwanga eya Somalia ne Onduparaka jeyava okwegatta ku Wakiso Giants

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nuwashaba (ku kkono) lwe baamultwala ku kkooti okukola siteetimenti. Ku ddyo ye mwana Kyamagero eyattiddwa

Nuwashaba alaze bwe yafuna ...

OMUSAJJA gwe baakutte n’omutwe ku Palamenti ayogedde engeri gye yaweebwa ddiiru y’okusala omutwe gw’omwana n’alumiriza...

Nagirinya eyattibwa

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Katikkiro, Charles Peter Mayiga ng’aliko by’ayogera ne Emmanuel Katongole mu kusabira Kitaka e Lubaga.

Kabaka atenderezza emirimu ...

SSAABASAJJA Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi atenderezza emirimu egikoleddwa Francis Xavier Kitaka eyafa...

Kyagulanyi ne Kibalama lwe baatongoza ekibiina kya NUP.

Bwino omulala ayiise ku bya...

BWINO omulala ayiise ng’abaali bakulira ekibiina kya NUP okuli eyali Pulezidenti waakyo, Moses Nkonge Kibalama...