TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Minisita w'ebyemizannyo asanyukidde abazadde abatatuulira bitone by'abaana

Minisita w'ebyemizannyo asanyukidde abazadde abatatuulira bitone by'abaana

Added 19th February 2020

Minisita w'ebyemizannyo asanyukidde abazadde abatatuulira bitone by'abaana

MINISITA w'eby'emizannyo mu ggwanga Hamson Obua asiimye abazadde abatatulira bitone by'abaana baabwe wabula ne babiwagira nga babatwala okwetaba mu mizannyo.

Bino abyogeredde ku mukolo ab'ekibiina ky'okuwuga (Uganda Swimming Federation) webabadde bawa abawuzi engule z'okubasiima olw'okukira kubanaabwe mu mpaka ez'enjawulo omwaka 2019.

Obua agamba, temuteekera teekera baana wabula mu bateeketeeke nga kino kigya kubayamba okubeera abawanguzi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gav't ekkirizza abagwiira 1...

UGANDA ekkirizza abagwiira 165 abaali basiibirwa muno ng’eggadde ensalo olw’obulwadde bwa COVID 19 okudda ewaabwe....

Fred Enanga

Ettemu n'okusobya ku baana ...

EBIKOLWA by’ettemu n’okusobya ku baana bikudde ejjembe mu biseera by’okwekuuma obulwadde bwa ssenyiga era poliisi...

Police FC eyongedde okwenyweza

MU KAWEEFUBE wa Police FC ezannyira mu Star times Uganda Premier League okwetegekera sizoni ejja 2020/2021, basonjodde...

Nakaayi ng'ali mu nsiike ne Nannyondo

Nakaayi yeebugira mpaka z'e...

MUNNAYUGANDA omuddusi Halima Nakaayi ali ku ssaala okulaba ng’emisinde gya ‘Diamond League’ gibeerawo mu kibuga...

Minista Haruna Kasolo ng'asomesa ku kwekulaakulanya n'enkozesa y'ensimbi za MYOOGA

Abatuuze b'ekira basomesedd...

MINISITA omubeezi akola kunsonga z'ebibiina byobwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, akubiriza abantu okwebereramu nga...