TOP

Leero mazaalibwa ga Alex Komakech owa Wakiso Giants

Added 25th February 2020

Leero mazaalibwa ga Alex Komakech owa Wakiso Giants

Alex Komakech owa Wakiso Giants

Alex Komakech owa Wakiso Giants

Bya George Kigonya
 
Alex Komakech ,omuzibizi wa kirabu Wakiso Giants FC olwalero akonode emyaka 22.
 
Omuvubuka ono ekitone kye kisufu nga asamba nga muzibizi ku lugoba olwa kkono .
 
Yegatta ku Wakiso Giants ku ntandikwa ya sizoni eno ng'ava mu Nyamityobora FC eyali yakadizibwayo mu kibinja Kya wansi ng'era ye yali asiba ekikomo (Kapiteni) wa kiraabu eyo.
 
Omupiira yagutandikira mu KJT  abamuggya obutereevu okuva kugamu ku masomero ga bingwa mu mupiira erya St.Juliana High school ,Gayaza.
 
ku tiimu ye gwanga ,Omupiira agusambide ku buli mutendera okuva ku U17 ,U 20 ,U 23 wamu ne tiimu yegwanga The Cranes (yagisambira mu regional tours)
 
Bwanaba yefudeko ,ekitone kyalina kizito nyo wadde akyabulamu mu sayizi .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nakaayi ng'ali mu nsiike ne Nannyondo

Nakaayi yeebugira mpaka z'e...

MUNNAYUGANDA omuddusi Halima Nakaayi ali ku ssaala okulaba ng’emisinde gya ‘Diamond League’ gibeerawo mu kibuga...

Minista Haruna Kasolo ng'asomesa ku kwekulaakulanya n'enkozesa y'ensimbi za MYOOGA

Abatuuze b'ekira basomesedd...

MINISITA omubeezi akola kunsonga z'ebibiina byobwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, akubiriza abantu okwebereramu nga...

Aba Twaweza bafulumizza ali...

KUNOONYEREZA kuzudde nti ab’enganda okusaba abantu babwe sente okubayambako okuvvuunuka embeera kifuuse kyabulijjo...

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...