TOP

Obululu bwa Stambic Uganda Cup bukwatiddwa

Added 26th February 2020

Obululu bwa Stambic Uganda Cup bukwatiddwa

Kyetume FC-Maroons FC

Kiboga Young-Proline FC

Kataka FC-Free Stars

Dove FC-KCCA FC

Tooro United-Kitara FC

URA-Wakiso Giants

SC Villa- Mbarara City

Light SSS-UPDF FC

BATABANI ba Edward Kaziba aba SC Villa akalulu kabasudde ku Mbarara City mu luzannya olwa ttiimu 16 mu mpaka za Stanbic Uganda Cup.

Obululu bukwatiddwa ku kitebe kya FUFA e Mengo nga ttiimu ezizannyira mu liigi ya babinywera eya Startimes Premier League zakuttunka ne za Big League mupiira ogujja okuba omunyuvu.

Empaka zino zisuubirwa okuzannyibwa wakati wa 10-15 omwezi ogujja ng'omupiira oguliko obugombe gwe gwa SC Villa nga ekyaza Mbarara City e Namboole.

URA FC bakuttunka ne Wakiso Giants e Ndejje nga URA eyagala kwesasuliza Wakiso kye yamukola mu liigi,KCCA bakukyalira Dove FC ezannyira mu liigi ya Big League e Masindi.

Bannantameggwa b'empaka zino aba Proline bakukyalira Kiboga Young e Mbale

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abeegwanyiza entebe y'obwap...

EBBUGUMU lyeyongedde ku kitebe ky’akakiiko k’ebyokulonda abantu abeegwanyiza entebe y’obwapulezidenti bw’eggwanga...

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...