TOP

Aba tena baagala kutaasa kya East Africa

Added 2nd March 2020

Aba tena baagala kutaasa kya East Africa

EMPAKA za ttena eziri ku mutindo gw'ensi yonna ogwa International Tennis Federation (ITF) zitandika nkya e Lugogo nga zakwetabwamu amawanga mukaaga.

Bamusaayimuto abali wansi w'emyaka 12 be bagenda okusindana mu bawala n'abalenzi okunoonya abawanguzi abanaakiikirira East Africa mu mpaka za Africa yonna ezigenda okubaawo mu September.

Empaka zino za mulundi gwakuna okutegekebwa nga Uganda ye yawangula ez'omwaka omwaka oguwedde mu bawala ate abalenzi ne bakwata kyakubiri mu nsitaano eyali e Nairobi mu Kenya.

Uganda ekiikiriddwa abazannyi abawala, Charity Akot, Eseza Muwanguzi, ne Edna Nabiryo ate abalenzi ye Juius Nyaata, Nasser Ochom ne Francis Agonzibwe.

Ebazannyi bavudde mu mawanga okuli Kenya, Burundi, Tanzania, Ethiopia, Seychelles ne Sudan nga ttiimu eneewangula mu balenzi wamu n'ebbiri ezinaawangula mu bawala ze zigenda okuvuganya mu mpaka za Africa yonna mu September.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bazzukulu b’omugenzi Bangirana ne bakadde baabwe nga bassa ekimuli ku ssaanduuke y’omugenzi. Mu katono ye mugenzi Bangirana.

Eyawangudde mu kamyufu e Bu...

CANON Alfred Bangirana 71, eyawangudde okukwata bendera ya NRM ku bwassentebe bwa disitulikiti y’e Bushenyi yasangiddwa...

Nantale ne Batulumaayo

Ow'emyaka 77 alumirizza muk...

MUSAJJAMUKULU ow’emyaaka 77, omutuuze ku kyalo Kyambizzi ekisangibwa e Mwererwe-Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso...

Kiwanda ( ku kkono), Katikkiro Mayiga ne Ruth Nankabirwa nga bali e Mmengo.

Ekyatutte Kiwanda ne Nankab...

EYAAKALONDEBWA ku bumyuka bwassentebe wa NRM atwala Buganda, Godfrey Kiwanda asitudde ttiimu y’aba NRM omuli ne...

Kibalama ne Kyagulanyi nga bagasimbaganye mu kkooti

Bobi ne Kibalama bagasimbag...

Eyali akulira ekibiina kya National Unity Reconciliation and Development Party [NURP] ekyakyusibwa ne kifuulibwa...

UNEB ewadde abayizi wiiki 5...

MINISITULE y’ebyenjigiriza ewadde abazadde n’abayizi omwezi gumu okusasula ssente z’ebigezo n’okwewandiisa okukola...