TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • Moses B. Mwase alondeddwa ku bwa Pulezidenti bw'ekibiina ky'okuwuga

Moses B. Mwase alondeddwa ku bwa Pulezidenti bw'ekibiina ky'okuwuga

Added 17th March 2020

Moses B. Mwase alondeddwa ku bwa Pulezidenti bw'ekibiina ky'okuwuga

Bya George Kigoonya
 
Moses B. Mwase alondeddwa okubeera omukulembeze we kibiina ky'okuwuga mu gwanga (Uganda Swimming Federation) nga ada mu bigere bya Dr. Donald Rukare .
 
Dr. Rukale jjuuzi yalondebwa minister omubeezi ow'ebyemizanyo Hamson Obua okubeera omukulembeze we kibiina Kya N.C.S( National Council of Sports) omupya n'alekawo ekifo kino.
 
Mwase yabade omuwandiisi we kibiina ky'okuwuga (USF) era nga yabade director wa Privatisation Unit mu ministry ye byensimbi.Ekifo kye kitwalidwa Albert Wasswa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Munnayuganda abadde amansa ...

“Bannayuganda abasukka mu 20 be baakafa Corona e South Africa okuli; Caroline Nantongo abadde amanyiddwa nga Hajjati...

Gav't etumizza ekyuma ekyey...

GAVUMENTI etumizza ekyuma ekifulumya kemiko ezeeyambisibwa mu kukebera obulwadde bwa Corona n’endwadde endala....

Male Mabirizi

Mabirizi attunse ne Ssaabaw...

MUNNAMATEEKA Male Mabiriizi asabye kkooti ya East Africa ezzeewo ekkomo ku myaka gya pulezidenti kubanga palamenti...

Kabaka tebagenda kumukongoj...

KABAKA Mutebi II si wakukongojjebwa ng’Obuganda bukuza amatikkira ge ag’omulundi ogwa 27 olw’okutya okusasanya...

Ow'emifumbi eyagobeddwa mu ...

OMUZANNYI w’emifumbi Geoffrey Lubega eyagobeddwa mu nyumba olw’okulemererwa okusasula ensimbi z’obupangisa adduukiriddwa....