TOP

Obukiiko bubiri bulondeddwa okuddukanya empaka z'amasaza

Added 22nd April 2020

Obukiiko bubiri bulondeddwa okuddukanya empaka z'amasaza

 Minista Ssekabembe ng'annyonnyola

Minista Ssekabembe ng'annyonnyola

OBWAKABAKA bwa Buganda, bulangiridde obukiiko bubiri (2), okuli akagenda okunoonyereza ku mutindo gw'o mupiira mu masaza ag'enjawulo, wamu n'akakiiko ak'okwekenenya amateeka agaddukanya empaka z'omupiira ogw'amasaza 2020.
 
AKAKIIKO AKAGENDA OKUNONYEREZA
 
1. Sabiti Muwanga--Ssentebe 
2. Benard Bainamani-Muwandiisi 
3. Rita Nampoza-----Memba
4. Peterson Kayima Magoba-------Memba
5. Fred Kiyingi Musisi------Memba.
 
AKAKIIKO AK'OKWENNENYA AMATEEKA
 
1. Benard Bainamani---Ssentebe
2. Frank Kyazze--------Memba
3. Haruna Kyobe-----------Memba
4. Ruth Nalwanga------Memba
5. Dan Mwanje-----------Memba
6. Richard Kirabira-----Memba
7. Festus Kirumira------Memba.
 
Minisita w'abavubuka, eby'emizaanyo n'okwewummuza mu Buganda Henry Sekabembe Kiberu yalangiridde obukiiko buno, naasaba aba masaza okukolagana nabwo.
 
Akakiiko akagenda okunoonyereza, kawereddwa ennaku 30, so nga ak'amateeka kawereddwa ennaku 15, era nga bakweyambisa emitimbagano okuddukanya emirimu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Agugulana ne KCCA atiisizza...

HAJJI Rashid Ssenyonjo Musisi atiisizza okukung'anya famire ye batuule mu luguudo ompi n'amayumba ge e Lweza...

Trump anywezezza ebyokwerin...

Abaserikale abamukuuma beebulungudde White House okuva mu ggye erimanyiddwa nga The Washington, DC National Guard,...

 Mwamula Juma, the UPTU General Secretary speaking the press in Kampala. Looking on is a member of UPTU. Courtesy photo

Uganda Private Teachers Uni...

Mwamula Juma, the UPTU General Secretary said the government directive is more of a populist voice than a realistic...

 Kayiwa

Munnamakolera asabye Gav't ...

MUNNAMAKKOLERO Steven Kayiwa nga y'akiikirira Bannamakkolero mu lukiiko lwa Buganda olukulu asabye gavumenti eyawakati...

Bagabidde abakozi b'Abachin...

MINISITULE y'ebyobulamu egabidde abakozi mu b'omu nnimiro z'abachina abalimira omuceere mu Lwera n'abavubi b'oku...