TOP

Omuzibizi wa Spurs Vertonghen awezezza emyaka 33

Added 28th April 2020

Omuzibizi wa Spurs Vertonghen awezezza emyaka 33

Bya George Kigonya
 
Jan Bert Lieve Vertonghen , omuzibizi enzalwa eya Belgium akonode emyaka 33 leero.
 
Yazalibwa nga 24 April 1987 mu Sint Niklaas , Belgium.
 
Omupiira yagutandikira mu Academy ya VK Tielrode mu Belgium (1997-2000)
 
Ate mu 2000 yegata ku kirabu ya Germinal Beershot paka 2003 bweyakansibwa Ajax Amsterdam mweyasinga okukolera erinya era naberako kapiteni wayo mu 2011 ne 2012 .
 
Mu 2012 , kirabu ya Bungereza eya Tottenham Hotspur yamukansa era mwasambira n'okutuusa olwalero .
 
Tiimu yegwanga eya Belgium yatandika okugikubira mu 2007 era agizanyide emipiira 118.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Agugulana ne KCCA atiisizza...

HAJJI Rashid Ssenyonjo Musisi atiisizza okukung'anya famire ye batuule mu luguudo ompi n'amayumba ge e Lweza...

Trump anywezezza ebyokwerin...

Abaserikale abamukuuma beebulungudde White House okuva mu ggye erimanyiddwa nga The Washington, DC National Guard,...

 Mwamula Juma, the UPTU General Secretary speaking the press in Kampala. Looking on is a member of UPTU. Courtesy photo

Uganda Private Teachers Uni...

Mwamula Juma, the UPTU General Secretary said the government directive is more of a populist voice than a realistic...

 Kayiwa

Munnamakolera asabye Gav't ...

MUNNAMAKKOLERO Steven Kayiwa nga y'akiikirira Bannamakkolero mu lukiiko lwa Buganda olukulu asabye gavumenti eyawakati...

Bagabidde abakozi b'Abachin...

MINISITULE y'ebyobulamu egabidde abakozi mu b'omu nnimiro z'abachina abalimira omuceere mu Lwera n'abavubi b'oku...