TOP

Aziz Kemba owa Bull Fc Leero awezezza emyaka 27

Added 28th April 2020

Aziz Kemba owa Bull Fc Leero awezezza emyaka 27

Aziz Kemba , omuwuwutanyi  mu  kirabu ya BUL FC leero aweza emyaka 27.
 
Omuzanyi ono omupiira yagutandikira mu kirabu ya BUL FC era agusambideko mu kirabu eziwerako nga ;
 
-IBV Vestemanaeyar (Iceland)
- SC Villa 
- Tusker SC (Kenya)
- Kariobangi Sharks (Kenya)
- Vipers SC
 
Omuzanyi ono asamba ku ludda olwa kkono nga eyaliko emunyenye ya Uganda Cranes Tonny Mawejje yali amuyambye namuyunga ku kirabu ya IBV Vestemaneyar  mu 2016 nafuuka muna Uganda ow'okusatu okusambira ku kirabu yemu nga kuliko Tonny Mawejje n'omugenzi Abel Dhaira. 
 
Yamalayo ebanga ttono nga ebintu tebimutambulide bulungi era ye yekwaasa mbera yabude.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Agugulana ne KCCA atiisizza...

HAJJI Rashid Ssenyonjo Musisi atiisizza okukung'anya famire ye batuule mu luguudo ompi n'amayumba ge e Lweza...

Trump anywezezza ebyokwerin...

Abaserikale abamukuuma beebulungudde White House okuva mu ggye erimanyiddwa nga The Washington, DC National Guard,...

 Mwamula Juma, the UPTU General Secretary speaking the press in Kampala. Looking on is a member of UPTU. Courtesy photo

Uganda Private Teachers Uni...

Mwamula Juma, the UPTU General Secretary said the government directive is more of a populist voice than a realistic...

 Kayiwa

Munnamakolera asabye Gav't ...

MUNNAMAKKOLERO Steven Kayiwa nga y'akiikirira Bannamakkolero mu lukiiko lwa Buganda olukulu asabye gavumenti eyawakati...

Bagabidde abakozi b'Abachin...

MINISITULE y'ebyobulamu egabidde abakozi mu b'omu nnimiro z'abachina abalimira omuceere mu Lwera n'abavubi b'oku...