TOP

Inter Milan ekemye ManU ku Martial

Added 16th July 2020

Inter Milan etadde ManU mu bikemo bw’eggyeeyo pawundi obukadde 60 n’egattako n’omuzannyi, Milan Skriniar bagiweemu Antony Martial.

Martial

Martial






Kino abakungu ba Inter bakikoze nga akamasu nti mu mbeera ya corona eriwo mu nsi, ManU yandikemebwa ne yeggyako omuteebi ono enzaalwa ya Bufalansa.

Inter Milan y'erimu Alexis Sanchez (ku looni), Romelu Lukaku (yamugula pawundi obukadde 75) ne Ashley Young nga bonsatule yabaggya mu ManU.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

John Bosco Aseya Azuma (ku ddyo) eyawangudde obwameeya bwa Lugazi.

NRM yeddiza Njeru, FDC n'et...

MUNNAKIBIINA kya NRM Yasin Kyazze awangudde obwa Mmeeya wa Njeru Municipality. Kyazze awangudde n'obululu 12,743...

Ali Nganda Mulyannyama (NUP) awangudde ekya  mmeeya wa Makindye.

Abawangudde mu Kampala beetala

EBYABADDE byakava mu kubala obululu mu kulonda bammeeya ba munisupaali za Kampala byabadde biraga nti Joyce Ssebuggwawo...

Joyce Ssebuggwawo (wakati) ng’ava okulonda.

Ekiwanguzza abanene mu kalu...

Abanene okuli mmeeya w'e Lubaga, Joyce Ssebuggwawo 65, owa FDC bagudde mu kalulu ka Bammeeya eggulo. Mmeeya wa...

Nsubuga ng’ali mu kkooti e Masaka.

Gwe baasibira e Kitalya awa...

OW'EKIBIINA kya NUP eyasibwa mu kkomera e Kitalya nga kigambibwa nti yasangibwa ne magaziini ezibaamu amasasi,...

Wasswa nga bamuyingiza akaduukulu.

Abadde amenya amayumba g'ab...

OMUVUBUKA eyakwatiddwa ku gw'okumenya amayumba g'abantu yeewaddeko obujjulizi ng'enju gye yasoose okumenya bwetabaddemu...