TOP

Guardiola addizza batendesi banne omuliro

Added 16th July 2020

PEP Guardiola, addizza batendesi banne; Jurgen Klopp (Liverpool) ne Jose Mourinho (Spurs) omuliro olw’okunenya kkooti etawulula enkaayana mu mizannyo okuggyaku Man City ekkoligo lya Champions League.

Pep ne Klopp

Pep ne Klopp





Guardiola agamba nti Klopp, Mourinho n'abalala abaabadde baagala Man City ewerwe okuzannya Champions League balina bubeezi nsaalwa na fitina n'abasaba bagyetondere.

Man City yazuulwa nga mu 2014 yakozesa ssente ezitali za mupiira okugula abazannyi ab'ebeeyi ekikontana n'amateeka agalagira obwenkanya mu nzirukanya y'omupiira n'ensaasaanya y'ensimbi.

UEFA yali eweze Man City emyaka 2 nga teyeetaba mu mpaka za Bulaaya kyokka kkooti yabisazizzaamu n'ebatanza pawundi obukadde 9 zokka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omumyuka wa Pulezidenti wa FDC Joyce Ssebuggwawo (ow’okubiri ku ddyo) ng’atongoza akakiiko k’ekibiina akagenda okuyigga obululu bwakyo mu Kampala ne Wakiso.

FDC etongozza akakiiko akan...

FDC etongozza akakiiko akagenda okunoonyeza abantu baayo akalulu mu Kampala ne Wakiso n’etegeeza nti Col. Kiiza...

Shakira Bagume ng'ayonsa bbebi we

Laba okusoomooza bamaama ab...

Okuyonsa abaana kyankizo nnyo eri abaana abawere era Maama yenna ateekeddwa okuyonsa kino kisobozese omwana okukula...

Aba LDU bazzeemu okukola eb...

ABASERIKALE b’eggye ekkuuma byalo erya LDU, bazzeemu okukola ebikwekweto okufuuza abateeberezebwa okubeera abamenyi...

Poliisi ng'eggyawo omulambo gwa Mukiibi

Omusuubi w'e Nakulabye yeek...

OMUSUUBUZI w’e Nakulabye omututumufu aguze amafuta ga petulooli ne yeekumirako omuliro mu kinaabiro emisana ttuku...

Abeegwanyiza entebe y'obwap...

EBBUGUMU lyeyongedde ku kitebe ky’akakiiko k’ebyokulonda abantu abeegwanyiza entebe y’obwapulezidenti bw’eggwanga...