TOP

Ggoolokipa wa Arsenal agenze mu Aston Villa

Added 16th September 2020

Nga baakafuna essanyu lya kapiteeni waabwe, Pierre-Emerick Aubameyang okussa omukono ku ndagaano y’emyaka 4, abawagizi ba Arsenal bafunye ekinyiizo kya ggoolokipa waabwe, Emiliano Martinez okubaabulira.

Yaguliddwa Aston Villa pawundi obukadde 16 nga kyaddiridde omutendesi Mikel Arteta okugaana okumutongoza nga nnamba emu n'asigazaawo Bernd Leno.

Martinez 28, akulidde mu Arsenal, alaze omutindo musuffu okuva Leno naye ow'emyaka 28 bwe yalwala era nga y'akwatidde Arsenal okuwangula FA Cup ne Community Shield. Waliwo abawagizi ba Arsenal abagamba nti Leno mulungi nti kyokka Martinez amusinga emikisa gy'okuwangula ebikopo eby'omuzinzi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

UNEB ewadde abayizi wiiki 5...

MINISITULE y’ebyenjigiriza ewadde abazadde n’abayizi omwezi gumu okusasula ssente z’ebigezo n’okwewandiisa okukola...

Trump ne Biden

Omugagga asasulidde abasibe...

OMUSAJJA bifeekeera, omu ku basinga obugagga mu Amerika akutte doola obukadde 16 n’asasulira abasibe 32,000 engassi...

Abawagizi ba Rukutana nga bajaganya

Engeri ebya Rukutana gye bi...

EBY’OBULULU bw’e Rushenyi bikyuse minisita Mwesigwa Rukutana bw’alangiddwa ng’eyawangudde akalulu k’essaza lino...

Omuyimbi Pia Pounds yeekokk...

Sheilah Gashumba kirabika kati ye yeekwatiramu mu kukuba ebifaananyi

Malokwezza ne mukazi nga bajaganya

Tofiri Malokweza (92): Ayog...

Bw’OLABA omuntu ow’emyaka 92 tolemwa kutendereza Katonda ate ng’eno bwe weebuuza ekyama kye ekimusobozesezza okuwangaala....