TOP

Iwobi ne Moise Kean Everton kati ebasenza luti

Added 16th September 2020

EMIKISA gy’abazannyi mukaaga (6) okuzannyira Everton sizoni eno giri mu lusuubo olw’ekigambibwa nti omutendesi Carlo Ancelotti, ateekateeka kubasalako.

Iwobi

Iwobi





Bano kuliko Alex Iwobi, eyava mu Arsenal ne Moise Kean eyali mu Juventus nga bano bombi Everton yabasaasaanyaako pawundi obukadde 62.5 okubaleeta sizoni ewedde.

Abalala ye Gylfi Sigurdsson, Bernard, Theo Walcott, Yannick Bolasie, Mo Besic ne vSandro Ramirez. Ancelotti agamba nti abazannyi bano tebalina nnyo kye bamwongerako ate ng'omusimbi ogubasasulwa mungi nnyo.

Everton yaguze James Rodriguez, Doucoure, Allan ne Thiago Silva abaalese Iwobi ne banne nga tebalina nnyo mugaso.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssebaggala omu ku battiddwa

Abasudan ab'emmundu bawamby...

AKABINJA ka bannansi ba South Sudan ababagalidde emmundu bawambye Bannayuganda abavuga loole ezitwalayo amatooke,...

Ab'amasomero g'obwannannyin...

ABAKULIRA amasomero g’obwanannyini bateegezezza nga bwebetegese okuddamu okusomesa abaana.

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...