TOP

Sirina lutalo na Messi - Koeman

Added 16th September 2020

Koeman ne Messi

Koeman ne Messi

Omutendesi wa Barcelona, Ronald Koeman awaanye Lionel Messi nti muzannyi muyitirivu buli mutendesi gw'ayagala mu ttiimu ye.

Yagambye nti ye amatira nnyo Messi naye obutakkaanya omuzannyi yabulina na bakungu bakulembera ttiimu eno.

Kino kizzeewo oluvannyuma lwa Messi okussaamu okusaba eri Barcelona emute kyokka n'alemesebwa. Man City yali yeesowoddeyo okumukansa wamu ne PSG eya Bufalansa.

Koeman yasikidde Quique Flores eyagobwa nga Barcelona ewuttuddwa Bayern ggoolo 8-2 mu Champions League. Koeman nga yaakaweebwa omulimu yasoose kufuumuula Luis Suarez, enfiirabulago ya Messi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kaweefube okutaasa ekibira ...

AMAWULIIRE  | EKIBIRA KY'EBUGOMA  

Ssebaggala omu ku battiddwa

Abasudan ab'emmundu bawamby...

AKABINJA ka bannansi ba South Sudan ababagalidde emmundu bawambye Bannayuganda abavuga loole ezitwalayo amatooke,...

Ab'amasomero g'obwannannyin...

ABAKULIRA amasomero g’obwanannyini bateegezezza nga bwebetegese okuddamu okusomesa abaana.

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...