TOP
  • Home
  • Akadirisa
  • Van Persie ne Van der Sar be bansikirizza okwegatta ku ManU - Van de Beek

Van Persie ne Van der Sar be bansikirizza okwegatta ku ManU - Van de Beek

Added 16th September 2020

Omudaaki Donny van de Beek ayatudde nti bannansi banne abaaliko mu ManU baamuwaanira ttiimu eno naye kye yavudde tasibaamu kugyegattako ng’emutuukiridde.

Omudaaki Donny van de Beek ayatudde nti bannansi banne abaaliko mu ManU baamuwaanira ttiimu eno naye kye yavudde tasibaamu kugyegattako ng'emutuukiridde.

Van de Beek yaguliddwa pawundi obukadde 47 ng'asuubira okutandika omupiira gwe ogw'amaanyi ogusooka mu ManU ng'ettunka ne Crystal Palace ku Lwomukaaga.

Yagambye nti, "Van Persie, Edwin van der Sar ne Darley Blind bantendera ebirungi ebiri mu ManU nti eringa ggulu lya ku nsi. Nange bwe bantuukirira kye nnava sisibaamu."

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssebaggala omu ku battiddwa

Abasudan ab'emmundu bawamby...

AKABINJA ka bannansi ba South Sudan ababagalidde emmundu bawambye Bannayuganda abavuga loole ezitwalayo amatooke,...

Ab'amasomero g'obwannannyin...

ABAKULIRA amasomero g’obwanannyini bateegezezza nga bwebetegese okuddamu okusomesa abaana.

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...