TOP

'Gavt. terina ssente zikebeza corona'

Added 29th September 2020

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza bazannyi baabwe corona.

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.
Baabadde ku kitebe ky'ebyemizannyo e Lugogo nga basisinkanye akakiiko akafuga emizannyo mu ggwanga (National Council of Sports, NCS) okugisaba ebakwasizeeko ku kukebeza abazannyi corona.

Ssentebe w'akakiiko, Dr. Donald Rukare n'amyuka Ssaabawandiisi waako, David Katende be baakabatemye. Pulezidenti yasumulula emizannyo wabula n'alagira abazannyi basooke bakeberebwe corona.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba Kaggwa ng'asala keeki n'abamu ku bataka b'ekika ky'Embogo.

Katikkiro Mayiga alabudde a...

EBYA poliisi okukuba omukka ogubalagala ku mukolo gw'abeekika kye Embogo biranze, Mmengo bw'etadde Gavumenti ku...

Abaserikale nga batwala omuvubuka gwe baakutte.

Ababazzi ku Bbiri bataayizz...

ABABAZZI b'oku Bbiri bataayizza abavubuka abagambibwa okuba mu kabinja akatigomya abantu ne babakuba.  Akabinja...

Minisita Kasolo ng'ayogera

Kampala mugigye mu by'obufu...

Minisita omubeezi ow'ebyensimbi n'ebibiina by'obwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, yennyamidde olwabantu abafudde Kampala...

Paasita Yiga

Paasita Yiga mulwadde muyi

EMBEERA y'omusumba w'ekkanisa ya Revival Christian Church e Kawaala, Augustine Yiga yeeraliikirizza abagoberezi...

Namuli kati atunda nnyaaya e Kyengera.

Abaana be nasomesanga bansa...

Nga tukyatunuulira engeri ekitiibwa ky'abasomesa gye kityobooddwaamu, Teopista Namuli, akulira essomero lya Wonderworld...