TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • Abakungu ba ttiimu ya Kooki ne Kyaddondo bagumizza abawagizi baabwe

Abakungu ba ttiimu ya Kooki ne Kyaddondo bagumizza abawagizi baabwe

Added 8th January 2021

Egyazannyiddwa mu mpaka za masaza e Njeru

Bugerere2-0 Kyadondo

Mawokota 2-1 Kooki

Enkya Lwamukaaga;

Kyadondo - Kooki 6:00

Bugerere - Mawokota 9:00 

ABAKUNGU ba ttiimu ya Kyadondo ne Kooki bagumizza abawagizi baabwe ku ky'okukubwa emipiira egyagguddewo ekibinja kya Masengere. 

Kyadondo ne Kooki zaakubiddwa emipiira gyazo egisooka mu kibinja kino eggulo (ku Lwokuna emisana) ekyeeraliikiriza  abawagizi nga batya kye baayise okulemera mu kibinja mu mpaka z'amasaza ez'omulundi guno. 

Kyadondo yakubiddwa  Bugerere ggoolo 2-0, ate Kooki n'ekubwa Mawokota 2-1 ekiwaliriza abatendesi baazo okuvaayo olwaleero (Lwakutaano) ne bagumya abawagizi baabwe nga bwe bagenda okuwangula emipiira gyabwe (egiddako mu kibinja) bakendeeze ku puleesa y'okukivaamu. 

"Tugenda kufiirawo okulaba nga tuwangula omupiira gwaffe oguddako tumalewo obunkenke bw'obutava mu kibinja,"bwatyo omumyuka w'omutendesi wa Kooki Moses Lubega bw'ategeezezza mu kutendekwa olwaleero  ku makya mu kisaawe e Njeru. 

Ye Mukungu (atendeka Kyadondo) ategeezezza nti bamaze okugolola ensobi ezaabakubizza era baakuwangula emipiira gyonna gye basigazza mu kibinja bayitewo ku luzannya oluddako. 

Ttiimu zombi (Kyadondo ne Kooki) zaakuttunka enkya (Lwamukaaga) mu gumu ku mipiira egigenda okubeeramu okuvuganya okwamaanyi olwa buli ludda obutaagala kuddamu kusuula bubonero omulundi ogwookubitri mu kibinja kino. 

Mu mirala, Bugerere yaakufafaagana ne Mawokota nga buli ludda lunoonya obuwanguzi obw'omulundi ogwookubiri balinnyise emikisa gy'okweyongerayo ku luzannya oluddako (Quarter finals).

Bya MOSES KIGONGO(pix attatched)
Egyazannyiddwa mu mpaka za masaza e Njeru
Bugerere2-0 Kyadondo
Mawokota 2-1 Kooki
Enkya Lwamukaaga;
Kyadondo - Kooki 6:00
Bugerere - Mawokota 9:00

ABAKUNGU ba ttiimu ya Kyadondo ne Kooki baggumiza abawagizi babwe ku
ky'okukubwa emipiira egyaguddewo ekibinja kya Masengere.

Kyadondo ne Kooki zaakubiddwa emipiira gyazo egisooka mu kibinja kino
eggulo (ku Lwokuna emisana) ekyeeralikiriza  abawagizi bazo nga batya
kye baayise okulemera mu kibinja mu mpaka za masaza ez'omulundi guno.

Kyadondo yakubidwa  Bugerere ggoolo 2-0, ate Kooki neekubwa Mawokota
2-1 ekiwaliriza abatendesi bazo okuvaayo olwaleero(Lwakutaano) ne
bagumya abawagizi babwe nga bwe bagenda okuwangula emipiira
gyabwe(egiddako mu kibinja)bakendeeze ku puleesa y'okukivaamu.

"Tugenda kufiirawo okulaba nga tuwangula omupiira gwaffe oguddako
tumalewo obunkenke bw'obutava mu kibinja",bwatyo omumyuka w'omutendesi
wa Kooki Moses Lubega bwe bwategeezeza mu kutendekwa olwaleero  ku
makya mu kisaawe e Njeru.

Ye Mukungu(atendeka Kyadondo) ategeezeza nti bamaze okugolola ensobi
ezabakubiza era baakuwangula emipiira gyonna gye basigaza mu kibinja
bayitewo ku luzanya oluddako.

Ttiimu zombi (Kyadondo ne Kooki) zaakuttunka enkya(Lwamukaaga) mu gumu
ku mipiira egigenda okubeeramu okuvuganya okwamaanyi olwa buli ludda
obutaagala kuddamu kusuubula bubonero omulundi ogwookubitri mu kibinja
kino.

Mu miralala,Bugerere yakufafagana ne Mawokota nga buli ludda lunoonya
obuwanguzi obw'omulundi ogwookubiri balinyise emikisa
gy'okweeyongerayo ku luzannya oluddako(Quarter finals).
Bya MOSES KIGONGO(pix attatched) Egyazannyiddwa mu mpaka za masaza e Njeru Bugerere2-0 Kyadondo Mawokota 2-1 Kooki Enkya Lwamukaaga; Kyadondo - Kooki 6:00 Bugerere - Mawokota 9:00  ABAKUNGU ba ttiimu ya Kyadondo ne Kooki baggumiza abawagizi babwe ku ky'okukubwa emipiira egyaguddewo ekibinja kya Masengere.  Kyadondo ne Kooki zaakubiddwa emipiira gyazo egisooka mu kibinja kino eggulo (ku Lwokuna emisana) ekyeeralikiriza  abawagizi bazo nga batya kye baayise okulemera mu kibinja mu mpaka za masaza ez'omulundi guno.  Kyadondo yakubidwa  Bugerere ggoolo 2-0, ate Kooki neekubwa Mawokota 2-1 ekiwaliriza abatendesi bazo okuvaayo olwaleero(Lwakutaano) ne bagumya abawagizi babwe nga bwe bagenda okuwangula emipiira gyabwe(egiddako mu kibinja)bakendeeze ku puleesa y'okukivaamu.  "Tugenda kufiirawo okulaba nga tuwangula omupiira gwaffe oguddako tumalewo obunkenke bw'obutava mu kibinja",bwatyo omumyuka w'omutendesi wa Kooki Moses Lubega bwe bwategeezeza mu kutendekwa olwaleero  ku makya mu kisaawe e Njeru.  Ye Mukungu(atendeka Kyadondo) ategeezeza nti bamaze okugolola ensobi ezabakubiza era baakuwangula emipiira gyonna gye basigaza mu kibinja bayitewo ku luzanya oluddako.  Ttiimu zombi (Kyadondo ne Kooki) zaakuttunka enkya(Lwamukaaga) mu gumu ku mipiira egigenda okubeeramu okuvuganya okwamaanyi olwa buli ludda obutaagala kuddamu kusuubula bubonero omulundi ogwookubitri mu kibinja kino.  Mu miralala,Bugerere yakufafagana ne Mawokota nga buli ludda lunoonya obuwanguzi obw'omulundi ogwookubiri balinyise emikisa gy'okweeyongerayo ku luzannya oluddako(Quarter finals).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bobi Wine ne Barbie lwe baagenda okwewandiisa.

Barbie alojja ennaku gy'ala...

Barbie Itungo Kyagulanyi muk'omukulembeze w'ekibiina kya NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu alojja ennaku gy'alabidde...

Omugenzi Tamale lwe baamukwatira mu bumenyi bw'amateeka.

Gwe baakutte ng'abba e Kawa...

ABATUUZE b'e Kawanda bataayiizza omuvubuka abadde mu kibinja ky'ababbi ne bamukuba ne bamutta ne bamulesa bbebi...

Omubaka Kayemba.

Ebbeeyi y'emmwaanyi, amalwa...

Omubaka omulonde owa Bukomansimbi South, Geoffrey Kayemba Solo agambye nti baakugenda mu maaso n’okugoberera ebiragiro...

Babiri balumiziddwa mu kabe...

Abantu babiri ababadde batambulira ku bodaboda emmotoka ewabye n’ebatomera okukakkana ng’omu emumenye okugulu n’omulala...

Jimmy Kamya.

Bakansala b'e Gaba be baasa...

Bya BENJAMIN SSEMWANGA ABAKULEMBEZE e Gaba mu munisipaali y'e Makindye basabye akakiiko k'ebyokulonda okwekennenya...