TOP

'Emizannyo gikendeeza obumenyi bw'amateeka'

Added 19th January 2021

Bbosa

Bbosa

AYAGALA obwa Loodi Kansala bwa Ggaba ne Kansanga ku lukiiko lwa KCCA, Denis Bbosa agugumbudde abakulembeze mu Munisipaali ya Makindye obutafa ku mizannyo.
Yagambye nti kino kye kivuddeko obumenyi bw'amateeka okweyongera mu kitundu kino kuba emizannyo egyandifudde abavubuka ab'obuvunaanyizibwa, tegiriiwo ne bakemebwa okumenya amateeka.
"Bwe nfuuka Loodi Kansala, hhenda kulwana nnyo okulaba nga KCCA eyongera ku bajeti y'emizannyo kikendeeze ku bavubuka mu Makindye okukwatibwa mu bumenyi bw'amateeka," munnamawulire Bbosa eyabadde ayogerera mu kabuga k'e Ggaba bwe yasuubizza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ali Kalungi eyali RDC we Otuke, Rev. Peter Bakaluba Mukasa ssentebe wa LCV omulonde ne RDC Fatumah Ndisaba Nabitaka mu lutuula lwa  kanso y'e Mukono.

Mukono bayisizza ekiteeso N...

Abakiise ku lukiiko lwa disitulikiti y'e Mukono bakanyiiza ne bayisa ekiteeso eky'e Ssaza ly'e Nakifuma okwekutula...

Abaana nga basena amazzi amacaafu.

Ab'e Rakai amazzi ge banywa...

Abatuuze mu byalo eby’enjawulo mu ggombolola y’e Ddwaaniro ne Kagamba mu Ssaza ly’e Buyamba mu disitulikiti y’e...

Omusajja ng'alaga ebintu ebyasangiddwayo.

Ab'e Nateete beemulugunya k...

Abatuuze b’e Nateete baddukidde ku poliisi ne bagisaba ekwatagane n’ekitongole kya KCCA okulaba nga bamenyawo ebiyumba...

Abasiraamu nga banyumyamu.

Bayimamu twemweyingiza mu b...

DISITULIKITI Khadi w’e Lwengo, Sheikh Ismail Ibrahim Kibuule asisinkanye Abasiraamu okuva mu mizigiti egy’enjawulo...

Pasita Caleb Tukaikiriza ng'ayogera mu lukiiko. Ku ddyo ye Bbaale.

Abawala 300 mu Kalungu bazz...

OMUBAKA wa Gavumenti, Pastor Caleb Tukaikiriza agugumbudde abazadde abatatuukirizza buvunaanyizibwa bw’okukuuma...