TOP

Arsenal ewera kusirisa jjoogo lya Southampton

Added 26th January 2021

OMUZIBIZI wa Arsenal, Rob Holding alayidde obutaddamu kukkiriza Southampton kubajooga nga bwe gubadde mu mipiira 2 egisembyeyo.

Leero mu Premier;
Crystal Palace - West Ham, 3:00
Newcastle - Leeds,3:00
West Brom - Man City, 5:15
Southampton - Arsenal, 5:15

"Mu gwasooka baatukozesa maliri nga tebannatukuba wiikendi ewedde. Kano ke kaseera k'okwesasuza kuba tulabye obuzibu we buva. Tugenda kulwana tulabe nga tebatulemesa wiini leero," Holding bwe yagambye.

Ku Lwomukaaga, Southampton yakubye Arsenal (1-0) n'egiwandula mu FA Cup. Wabula yali yasooka kubalumba ku Emirates n'ebakozesa amaliri (1-1) mu gwa Premier mu December w'omwaka oguwedde.

Leero, basisinkanye mu gw'okudding'ana mu Premier. Arsenal eyagala kuyingira bifo bya ku mwanjo okulaba ng'ekiika mu mpaka za Bulaaya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mabiriizi ng’agasimbaganye ne Ssaabalamuzi Dollo (ku ddyo).

▶️ Ssaabalamuzi Dollo ale...

SSAABALAMUZI Alfonse Owinyi Dollo agaanidde mu musango gwa Kyagulanyi Ssentamu n'agamba nti, yadde yawolerezaako...

Kyagulanyi ng’ayogera ku kuggyayo omusango.

Bobi okuggyayo omusango kik...

JUSTINE Kasule Lumumba, ssaabawandiisi wa NRM alangidde omubaka Robert Kyagulanyi obwannakigwanyizi olw'okuggyayo...

Abamu ku bannannyini masomero abeetabye mu lukiiko.

▶️ Ebisaliddwaawo mu lukii...

ABAKULIRA amasomero g'obwabannannyini bapondoose ne bakkiriziganya ne gavumenti okugaggulawo nga March 01, 2021...

Sipiiika (wakati) n’ab’amasomero.

▶️ Ab'amasomero ga nassale...

EKIBIINA ekigatta ebitongole ebikola ku nkuza y'abaana bagenze mu Palamenti ne beemulugunya olwa gaumenti okugaana...

Abatuuze ne poliisi ga bali we battidde Amolo.

▶️ Asse mukazi we n'amutem...

ASIKAALI ku kitebe kya UMEME e Mpigi asozze mukazi we ebiso mu bulago n'amutta oluvannyuma n'amutemako emikono...