TOP

Wilshere eyali ssita wa Arsenal yeeyambude ekisiraani

Added 27th January 2021

Essuubi ly’okusigala ku butendesi bwa Newcastle lyeyongedde okuggwa mu Steve Bruce, ttiimu eno bwe yakubiddwa Leeds (2-1) mu Premier ku Lwokubiri.

Jack Wilshare

Jack Wilshare

Eyali ssita wa Arsenal, Jack Wilshere katono essanyu limwabye mu kiro ky'Olwokubiri.

Ekisiraani ky'abadde nakyo okumala emyaka esatu yakyeyambudde bwe yateebedde Bournemouth ng'ettunka ne Crawley mu FA Cup.

Omuwuwuttanyi ono eyasaliddwaako mu West Ham, guno gwe mupiira gwe yasoose okuzannya mu FA Cup bukya asambira Arsenal ku fayinolo ya 2015.

Bournemouth yeesozze oluzannya lwa ttiimu 16.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ali Kalungi eyali RDC we Otuke, Rev. Peter Bakaluba Mukasa ssentebe wa LCV omulonde ne RDC Fatumah Ndisaba Nabitaka mu lutuula lwa  kanso y'e Mukono.

Mukono bayisizza ekiteeso N...

Abakiise ku lukiiko lwa disitulikiti y'e Mukono bakanyiiza ne bayisa ekiteeso eky'e Ssaza ly'e Nakifuma okwekutula...

Abaana nga basena amazzi amacaafu.

Ab'e Rakai amazzi ge banywa...

Abatuuze mu byalo eby’enjawulo mu ggombolola y’e Ddwaaniro ne Kagamba mu Ssaza ly’e Buyamba mu disitulikiti y’e...

Omusajja ng'alaga ebintu ebyasangiddwayo.

Ab'e Nateete beemulugunya k...

Abatuuze b’e Nateete baddukidde ku poliisi ne bagisaba ekwatagane n’ekitongole kya KCCA okulaba nga bamenyawo ebiyumba...

Abasiraamu nga banyumyamu.

Bayimamu twemweyingiza mu b...

DISITULIKITI Khadi w’e Lwengo, Sheikh Ismail Ibrahim Kibuule asisinkanye Abasiraamu okuva mu mizigiti egy’enjawulo...

Pasita Caleb Tukaikiriza ng'ayogera mu lukiiko. Ku ddyo ye Bbaale.

Abawala 300 mu Kalungu bazz...

OMUBAKA wa Gavumenti, Pastor Caleb Tukaikiriza agugumbudde abazadde abatatuukirizza buvunaanyizibwa bw’okukuuma...