TOP

Liverpool ereese ekyasi mu kisenge okwenyweza

Added 2nd February 2021

MU kaweefube w’okunyweza ekisenge basobole okweddiza ekikopo kya Premier, Liverpool ereese omuzibizi Ozan Kabak okuva mu liigi y’e Girimaani.

Kabak 20, nzaalwa y'e Turkey nga yajjidde ku looni okuva mu Schalke era y'omu ku beegomba Virjil van Dijk.

Omutendesi Jurgen Klopp yagambye nti Kabak ajja kuziba bulungi eddibu lya Joel Matip. Wabula waliwo abagamba nti Klopp yatomedde okuggya omuzibizi mu ttiimu (Schalke) ekoobedde mu Bundesliga.

Kabak yaliko mu Galatasaray ne Stuttgart. Enkya, Liverpool ekyaza Brighton mu Premier.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr.Tamale

Fr. Tamale waakuziikibwa Bu...

Fr.  Joseph Tamale 39 afudde oluvannyuma lw'okutawaanyizibwa ekirwadde kya Puleesa n'ensigo. W'afiiridde, abadde...

Omutaka Gabunga, Mubiru  (wakati) ne Benon  Kibuuka (ku ddyo) ng'abasabira omwoyo gwa Ssaabasumba e Lubaga.

Bannaddiini musse ekitiibwa...

OMUTAKA Gabunga,Mubiru Zziikwa owookubiri, asoomoozezza Bannaddiini ku kussa ekitiibwa mu buwangwa n'Ennono. ...

Betty Maina (ku kkono) , minisita Oryem ne Amelia Kyambadde oluvannyuma lw'okussa omukono ku ndagaano.

Gavt. ya Uganda ne Kenya zi...

GAVUMENTI ya Uganda ne Kenya zitadde omukono ku ndagaano egendereddwaamu okumalawo emiziziko egibaddewo wakati...

Lukyamuzi ne Kasibante.

Lukyamuzi ne Kasibante bavu...

ABALWANIRIZI b'eddembe ly'obuntu bawakanyizza emisolo emipya gavumenti gy'ereeta mu mbalirira y'ebyensimbi ey'omwaka...

Abasiraamu nga basimba ekipande ku poloti eyassibwa ku ttaka ly'Omuzikiti  e Kiyunga mu Mukono era ekifo baakyeddiza.

Abasiraamu beddizza ettaka ...

ABASIRAAMU b'omu disitulikiti y'e Mukono abali wansi wa Mukono Muslim District Council batandise okweddiza ettaka...